Two of the principles you live by

This topic contains 5 replies, has 6 voices, and was last updated by Kalibattanya Kalibattanya 9 years, 3 months ago.

Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)
  • Author
    Posts
  • #18578
    Kalibattanya
    Kalibattanya
    Participant

    I have quite a few principles I live by. Some I learnt straight from home, some I’ve figured out on the way. One of them, not necessarily the first in order of importance, I never date married men. I think this is setting yourself up for dissapointments. I’ll be back to share some more, come on and do the same too!

    #26692
    Efulansi
    Efulansi
    Participant

    Live and let live.

    Kola munno nawe kyewandiyagadde bakukole. Nze ako nkalowoza nyo nga sinasa kintu kyonna mu nkola.

    #26695
    Musajjalumbwa
    Musajjalumbwa
    Participant

    I don’t ask I don’t tell

    If I fail to keep my secret, I don’t blame someone else for not keeping it.

    #26696
    Namukaabya
    Namukaabya
    Participant

    Nze emu kunnyingi zennina bwemba sinayagala muntu yenna nsoka kweyagala nze kennyini , ekirala kyenjize mubulamu nti siriiwo kusanyusa muntu mulala yenna bwemba nga kyennina okukola kikontana nenzikiriza yange , sagal kwesiba kumuntu era mubuli ngeri yonna sagala nange annesibako

    #26865
    Machati
    Machati
    Participant

    Kitange yansomesa nti ebintu nteekwa kubitegeka bwenti;
    Katonda
    Buganda
    Enju yaffe

    Naye kati ndaba bangi amaka gaabwe nebyetaago byaago babissa waggulu wa Buganda nobutebenkevu bwaayo. Abazadde basaanye basibirire abaana entanda y’obulamu nga bagenda mu nsi. Ekyo kyekijja okuvumula enkwe mu Buganda.

    #27224
    Ndibassa
    Ndibassa
    Participant

    Ekintu kyolyejjusa tokikola kubanga nebwooba olowooza nti teri akutegedde nti okikoze eggalo eddene likusongako buli wotunula neddoboozi munda yo likulumiriza , era omaliriza otandise okwekangabiriza nokusaawo bi excuse osbole okwessa mu kifo ekituufu.

Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.