Waliwo andabidde ku kisumuluzo kyange?

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Okulanga / Announcements Waliwo andabidde ku kisumuluzo kyange?

  • This topic has 7 voices and 16 replies.
Viewing 2 posts - 16 through 17 (of 17 total)
  • Author
    Posts
  • #19767
    MulongoMulongo
    Participant

    Musajjalumbwa wrote:

    Quote:
    Mulongo munnange nze ebitaala bintadde. Tebadde lock, naye kkufulu njejjeko, era nga wenjogerera bino ntunudde wuwo. Kati ggwe ogamba otya?

    Musajja kkufulu wagyejjeko otya? Wali ogyetaddeko mu bugenderevu? Ate ekisumuluzo ekyali kibuze wakizudde wa? Wano abantu babadde mu kawefube nga bakunonyezaako, you owe us an explanation.

    #19780
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Yali agyesibyeemu kagenderere ngo mukadde akola diet ffe tujje nga tubuuka ebisirikko. Oluvannyuma nga lengedde ekituufu nawanika omutima gwe mubanga nagukumako omuliro mbu “manyanga guguno ate kati nguwanise” kati mwesibe bbiri abagenda okulinnya obuyungo okugutukako okuguwanulayo.
    Musimbe line ate tulabe bukodyo ki obulala bwanajja nabwo, okutuusa omuzira kisa bwanagukwaata nagunyigotola mungalo ze nagumukwaasa nti simanyi guno gubadde gugwo?

Viewing 2 posts - 16 through 17 (of 17 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.