‘Walk To Work’ Protests Spread To Arua!

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Baliranwa / Neighbours ‘Walk To Work’ Protests Spread To Arua!

  • This topic has 7 voices and 20 replies.
Viewing 6 posts - 16 through 21 (of 21 total)
  • Author
    Posts
  • #27577
    NdibassaNdibassa
    Participant

    [video]http://http://www.youtube.com/watch?v=-CKEAE1cqzc&feature=relmfu[/video]

    #27578
    NdibassaNdibassa
    Participant

    [video]http://http://www.youtube.com/watch?v=ulIHl56j3IM&NR=1[/video]

    #27582
    BusagwaBusagwa
    Participant

    Bwolaba ensi gyebalwanira ne mmese zenyini zagidduka dda ! ggwe ate ssebbo eyo enfuufu nebyo ebizimbbe ebyagala okugwira abantu ye Development gyebatugamba oluvanyuma lwemyaka 25 mu bukulembeze?? Bino ebinoso ebiboonyaboonya banna Uganda tebirina na Bwongo mumutwe kubanga ekikutte obudde kyabutadde dda! ebyo ebigoye byabafuyizi bebiyenje mujja kubula gyemubikweekwa, Ate temusuubira kugenda mu 5 star-Hotel e Den Haag! eyammwe eryawo wemuli..ya ttaka limyufu nga omusayi gwemuyiwa.

    #27591
    NdibassaNdibassa
    Participant

    Era nga bulijjo zino enkongolijjo ebintu zibikola kifuula nnenge gaziremye okubonereza abongera okubassa mu mikwekwese gye mmese nga bakola ebigenda okubalumiriza nga bayingira Mu ako ka 5Star akamyuufu Busagwa koyogerako , batandise kubiringitana bongera kutulugunya balalambu abakulembedde okutambula , by the way mwaali mwetegerezza nti wadde omukka ogwobutwa bagukuba abalala nabo bagunuusa kyekimu bateekwa okuba nga bwebabakwaasa endibota yaagwo nga bo badduka abaguleese, nga nebigukwatako babijjako kuba ddala bwolaba nga butwa bwereere tosobola kugenda ngogufuyira ngafuyira ensiri kyokka nganaawe agufuyira ogenda weraga ngajobeera olengezza kalifuuwa.

    Ate kyebatajjukira nti gyebakoma abantu obusungu nabo ebikolwa byaabwe gyebikoma okuba ebikambwe kuba luli abaali bakuba ku mutwe kuba amagulu gatta kati baleka vvu
    Neyabadde atunda bukedde obwedda bagamusikako ngagebakumya omuliro , so nabazze okumutaasa bayongedde kugatobya.

    15 arrested over Masaka riots

    By Ali Mambule

    THE Police in Masaka have arrested 15 people, including the co-ordinator for Suubi, a Buganda pressure group in Masaka district, Mulindwa Nakumusana for allegedly leading a riot that resulted into the death of two-and-half-year-old Julian Nalwanga.

    The Southern Regional Police spokesperson, Noah Serunjogi, said Paul Mugenyi who is attached to the reserve force has also been arrested for allegedly releasing the bullets that killed Nalwanga.

    He explained that investigations are still ongoing and the Police would soon release a detailed report.

    Nalwanga was shot dead during a scuffle between the Police and the locals, who were participating in the walk-to-work demonstration in Nyendo, a Masaka municipality suburb.

    Six other people were also shot during the same scuffle but were admitted to Masaka Hospital, according to the hospital medical superintendent Dr. Florence Tugumisirize.

    Hundreds of people turned up for Nalwanga’s burial at Kiyoka village, Misanvu in Kibinge sub-county in Bukomansimbi district.

    Published on: Saturday, 23rd April, 2011

    #27630
    KulabakoKulabako
    Participant

    The gov is hurting because they even own taxi so they are loosing money there

    [video]http://http://www.youtube.com/watch?v=Q1QeeE4sLkE&NR=1[/video]

    #27664
    Mirembemirembe
    Participant

    POLIISI eggulo yalemesezza ab’omukago gw’ebibiina byobufuzi okutambuza ebigere okuva ku bitebe byabwe okugenda okwogera eri Bannakampala ku kisaawe ky’e Nsambya gye baabadde bategese okukung’aanira.
    Poliisi yayiye abawanvu n’abampi ku kitebe kya UPC ku Uganda House, ku City House awali ekitebe kya DP ne mu maka ga Norbert Mao e Ntinda ne ku kisaawe e Nsambya.

    Mao baamusaliddeko mu makaage ku kikomera ne bamugaana okufuluma ate ku Uganda House omwabadde Olara Otunnu owa UPC , Michael Mabikke owa SDP , Mathias Nsubuga owa DP n’abalala baavuddewo ku ssaawa nga 8:00 ez’emisana ne bagezaako okutambula wabula poliisi eyabadde eduumirwa Moses Kafeero ne Norman Musinga DPC wa CPS n’ebalemesa.

    Baabakubye amazzi agaababunyizza emiwabo oluvannyuma lwa poliisi okusazaamu okubagumbuluza embwa.

    Baayingidde mu Uganda House ne boogera ne bannamawulire nga bwe batakyasobola kweyongerayo na kampeyini y’okutambula.

    Aduumira poliisi mu maserengeta ga Kampala, Moses Kafeero yagambye nti poliisi yabadde teyinza kukkiriza bbaluwa gye baawandiikira poliisi nga bataddemu ebigambo ebikuma mu bantu omuliro.
    bukedde

Viewing 6 posts - 16 through 21 (of 21 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.