Wereza Abaganda Akayimba

  • This topic has 12 voices and 19 replies.
Viewing 5 posts - 16 through 20 (of 20 total)
  • Author
    Posts
  • #21191
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Abaganda naddala abali ku mawanga mbawereza kano aka mukwano gwafe Lucky Dube. Naye ate bwenelowoza anabali eka nabo balinga abali mu exile, mu buwambe mu nsi yabobwe.

    #21210
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster
    #21250
    KulabakoKulabako
    Participant

    Efulansi ddayo ozuule akayimba akalal ako kewalonze bakajjawo
    naye nze kambawereze akange

    #24792
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    This one is just telling you that they will be an answer
    But that does not mean you don’t do what you have to do that’s right by your God

    #24795
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    ENSONGA ABAANA BANO ZEBAYIMBAKO ZIKWAATA KU BAGANDA BONNA ABAGALA OKUSIGAZA ENSI YAABWE.
    BULI WOGENDA ABAGWIIRA BAPANGISA BUPANGISA TTAKA , WADDE EWAABWE BAMALA KUTUUZA NKIIKO BYALO NABYAALO NGO LIKO EKIBANJA KYOYAGALA ATE BWEBABANGA BAKUKKIRIZA OKUPANGISA EKIBANJA, NGE KIRO BEFUULA ABATEMU NGA BAKUTTIRAYO .
    ABABA BAWONYE BWEBASIBA TEBATUNULA NAMABEGA BWEBATYO BWE BEGOBAKO ABAGWIIRA EWAABWE
    NOLWEEKYO ITS NEVER TOO LATE TO CHANGE OUR LAWS , NETUDDAYO KU GA BAJJAJJA FFE AMATEEKA GE BAKOZESA OKUSOBOLA NAFFE OKULISANGAWO. ATE BWEWETEGEREZA AMAWANGA MANGI TEBASOBOLA NAKULIBAGUZA, MUMALE OKUTUNULA MU MAWANGA AGABETOLODDE MULYOOKE MUSINZIIRE KWEEKYO MUKIMANYE NTI SI MMWE MUJJA OKUBA ABASOOSE OKUSAAWO AMATEEKA MWE AGABAGASA KU TTAKA LYAMMWE NAYE NGA TEMULYETUNZEEKO

Viewing 5 posts - 16 through 20 (of 20 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.