When a cow is someone’s everything.

  • This topic has 10 voices and 20 replies.
Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 21 total)
  • Author
    Posts
  • #19061
    Justus ZaguduJustus Zagudu
    Participant

    It’s advisable for people to learn about others, especially their neighbors cultures. Now look at the relationship with these people here and their cows.

    In this picture, the boy is drinking from the cow…or maybe eating.
    boydrinkingcow.jpg

    #21033
    Justus ZaguduJustus Zagudu
    Participant

    In this picture he is taking a shower because the body needs a way to hydrate.
    UrineShower.jpg

    #21034
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Kati amma tukitegedde oli bwagamba nti nti yanywa ku musulo gwente bwebati bwebakikola ? Positive side you cant get it any fresher,naye nente neyimirirawo ngegamba take your time baby……I’m not going any where

    #21037
    KulabakoKulabako
    Participant

    Waliwo ebikubuza embiibya naye nemunaffe ente agiri bussy wano akiteeka munkola abazungu kyebagamba nti kissing a..
    Ndowooza ente egamba nti nebwotombake mukira wano sivaawo feel at home we have all the time in this World

    #21040
    MulongoMulongo
    Participant

    Baganda bange!!! Mubijjewa bino? Ggwanga ki lino? Mpozzi ekyebuzibwa ono anaaba omusulo, amanya atya nti ente genda kufuka? Alina obukodyo obugifusa, obwa bwalengera nga efuka najja nga adduka?

    #21043
    MulongoMulongo
    Participant

    Waliwo nabano abazikola ebya mbyoone ate bannabwe nebazibawa nebaziwasa. Leero nkugambye tuli ku mutawana!!!

    Forced to marry a sheep
    New Vision Friday, 12th December, 2008

    By Attractor Kamahoro

    POLICE in Nyakabande sub county, Kisoro, recently arrested a man who was found raping a sheep in the nearby bush by villagers.

    The villagers decided Sanyu’s love for animals was irresistible and forced him to marry the sheep.

    John Sanyu, 30, of Gishegera parish Kyahi sub county admitted to having had sex with the animal. The owner of the sheep said his animal was pregnant at the time Sanyu raped it.

    He added that it was not the first time Sanyu was raping his animals. Village members agreed that Sanyu pays sh10.000 as ‘bride price’ to marry the sheep in disgrace and leave his neighbour’s animals in peace. He agreed to pay and the sheep was surrendered to him.

    The Police officer in charge of Mutolere post, Elias Ndayisenga, confirmed the arrest, saying what the villagers did was drama which does not remove the criminal elements in the case of bestiality.

    The sheep had been examined and signs of penetration were proved. Sanyu doesn’t deny the crime. He said his first sexual experience with a woman ten years ago left him with a serious venerial disease which left him broke, after a long and painful struggle to treat it.

    He also said women were very expensive yet his sexual urge had to be satisfied. According to Police, Sanyu has just finished serving a two year jail sentence over similar crime.

    In January 2006, he was arrested for raping a cow and a goat belonging to the same farmer and charged with harming animals. A mental examination carried out at Kisoro hospital proved he had no mental illness, according to a clinical officer who prefferred anonymity.

    If found guilty, Sanyu faces another jail sentence for injuring an animal.

    #21045
    MugerekaMugereka
    Participant

    Yiii kale mulabe mazima byebatulisa?? Kybava bakotoggera abalimi nabalunzi mu Buganda balyooke batuguze eyo enyama yebyo ebivve ebijjankunene! Naye Abaganda mwarekerawo okusaba, Mukama teyanditulese kutuka ku bino byonna.

    #21062
    EfulansiEfulansi
    Participant

    cut_out_the_middel_man.jpg

    Ono no wano yali akola kirango, naye nga abantu abo abagenda okulunda ku ttale eyo bamanyi okukka wansi nebayonka ente live. Eyalundanga eente za jajja wange mu kyaalo yakikolanga bambi. Jajja namugulira ekikopo nomusupi ogukikwata.

    Wabula ekyokugamba nti yeyo enyama ate gyetulya nze kinesisiwaza! Yeno fe abayiga okulya eri rare, eteyidde bulungi, oyinza okusanga enkwaso nga zikulukuta ku kifi nga zikoze gravy, gwe nolowooza nti dressing, si zo lunyonyo – yaaaakkkkkkkkkkkk!!

    #21074
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    CUT OUT THE MIDDLE MAN??? Hihihihihiiiii abange kino kika. Mbu ate bano ba kami, mbu bano basunzi, bano batunzi, etc… Ekigambo kiri mw west wano!!!

    #21081
    MulongoMulongo
    Participant

    Mbu ate kati ne mbuzi ne nsolo endala zitandise okulwaala nokufa slim!! Abantu bano kisoboka okuba nga basiize ebisoro slim? Kati olwo enyama eva mu bitundu ebyo Abaganda musaanye mugyewale, kubanga ku bukyaayi bwebalina buli gyebanamanya nti erugenda nga bagibaleteera. Negyo emicomo como mu kkubo mugiveeko, kubanga ate okukalirira kizibu okutta akawuka ka slim.

    #21089
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Ekyokuletaanga ente ezikaddiye ako kabadde kakodyo kam7 kati ekyo kimugaana kubawa ndwadde ku mutima gwalina nebingi byakoze sirowooza nti ekyo kimuyigula ettama okuwa abantu ekinabatta amangu waliwo webawandiika nti abalala bonna abalunzi yabayimiriza nga yagaba yekka amata nennyama naddala mu magye gwe lwaaki olowooza amagye gonna gaweddewo akawuka osanga abamu bakasolobeza mu mmere nga kali special delivery okuva ewa mukama waabwe .

    Ate jjukira ente zeyagabira abasoga okusobola oku warming up nabantu beyali ayagala okubaletera mwaabo bajjemu Kyabazinga waabwe ye gwabalondedde . Abe Busoga si bebaavu naye kwoolwo ente ze bazitya simannyi gyebyaggweera

    Naye wano tulina Devil on the loose nga Mukama yekka yagenda amutolako ennaku ze.

    #21098
    NdibassaNdibassa
    Participant

    Leero kano kabaate kati olwo omuntu naalya ki atalina wabyesimbira bi doodo nebivavava bigimukira bulungi abatamiivu we bafuka wenna nobirya nga vitamin gwewekamirira, enyama yensolo oyogala bamale kukugamba wa gyebagiggye toyagala kugikuletera ngeeri mu ssupu muzito, waliwo eyatugambye mbu abaamu olunyonyo.uuuuuuuuuyu!kati olwotutuuse okusenga mu byaalo enva tuzijjenga kuttale nga byetulya tubyesiga .
    Nammwe muveewo kwonoona ssekukkulu yabanammwe kuba enkolima tebalina gyebagenda kuziyigga, Kasita temulya nyama eva mu west oba abaayo gyebalunze ebisigadde mulye.

    #21102
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Banange ssimanyi mulaba ente bwenywezezza okugulu kwomusasjja egamba nti teri kuvaawo nga tomalirizza kyotandise kasita tagisse buswandi kufuna kiyongobero nga tekyesobola kwewanirira ku magulu gaayo ogwo musuwa ogwereeze gumugamba nti amma byokola obimanyi, si zino ennyana eziyonka nga bwezigasukuma eri naye ansanyusa kulaga bukugu mu bwagikuttemu so gently, abantu baliko art!

    #21747
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    apapas.jpg

    Seems like it’s anough is enough for the cows too. They are speaking up, threatening a riot. Who said that when the cows come home the day’s up? It might end up being quite a long day, lots of light.

    #21773
    EfulansiEfulansi
    Participant

    apapapa.jpg

    Eno yakyusa diet ekuze amayembe ga balimpitawa mu kwelwanako, ate elyoke elabe anagiyikiriza.

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 21 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.