[attachment=2633]bugawav.gif[/attachment]
BUGANDA’S PARTICIPATION IN WORLD CUP 2018
This morning as I watched England playing with Italy (1-2), I got me an idea I would like to share: If England can take part on its own when its part of Britain and UK, Buganda too can do this. We can start to prepare not just for the 2018 World Cup but for all the other World games and competitions. What do you think?
BUGANDA OKWETABA MU MPAKA Z’OMUPIIRA EZ’ENSI YONNA 2018
Ekiro nabadde ndaba empaka z’omupiira eze nsi yonna, wakati wa Bungereza ne Italy nenfuna ekirowozo kyenjagala okubabuulirako: Bwebeera nga Bungereza esobola okwetaba mu paka zino kulwaayo, ate nga eri emu ku bitundu ebikola Britain ne United Kingdom, kino kitegeeza ne Buganda naye esobola okwetabamu yokka. Nolweekyo tusaanye tutandike okwetegekera empaka za World Cup 2018, ate ssi zokka, wabula nempaka n’emizannyo emirala egye nsi yonna. Gwe okiraba otya?