Alex Kigongo

Forum Replies Created

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 208 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: LIVE 365 ETEEKA REDIO YABAGANDA KU INTERNET EGADDE #28119
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    http://www.live365.com/

    Entegeka empya eneetera okussibwa mu nkola. Mwebale kubera bawuliriza bagumiikiriza.

    in reply to: The Word of God Today #28116
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    EKIGAMBO KYA KATONDA EKYA LEERO
    Waliwo endogoyi gyebayitanga Yakobo nga ebeera wamu ne maama waayo okumpi ne kibuga Yerusalemi.Lumu Yesu yatuma abayigirizwa nti, “Mugende mu mbuga ebali mu maaso, amangu ago munaalaba endogoyi ng’esibiddwa, n’omwana gwayo nayo; muzisumulule, muzindeetere. Abayigirizwa ne bagenda, ne bakola nga Yesu bwe yabalagira ne baleeta endogoyi, n’omwana gwayo, ne bazissaako engoye zaabwe; n’azituulako.Abantu bangi ab’omu kibiina ne baaliira engoye zaabwe mu kkubo; abalala ne batema amatabi ku miti, ne bagaaliira mu kkubo.Ebibiina ebyamukulembera, n’ebyo ebyava ennyuma ne byogerera waggulu, ne bigamba nti Ozaana eri omwana wa Dawudi: Aweereddwa omukisa ajja mu linnya lya Mukama: Ozaana waggulu mu ggulu.

    Ebyo byonna Yakobo bweyabiwulira nokubiraba nelowoza nti eteekwa okubeera nga ye ndogoyi ensinga okubeera eyawaggulu mu Yerusalemi mwonna, kabe kasinge ne munsi yonna.Yasula nsanyufu nnyo, era nga yesunga okuddayo mu Yerusalemi. Nga esuubira nti abantu ate ku luno bajja kusukka nekubajjo obungi, oba oli awo bagiwe nebirabo.
    Enkeera nga maama waayo tannazukuuka yakeera nnyo negenda mu Yerusalemi. Yayita wakati mu kkubo nga egenda yeyagala,ekyakala, naye nga tewali agifaako. Kyeyava ekowoola abantu bagilabe, naye tewali wadde omuntu omu eyagissako maaso, oba okugiwubiira amatabi, yadde okugikubira emizira, oba okwalirira engoye zaabwe etambulireko.

    Yadduka neddayo ewa maama waayo nga ekaaba. Nga yebuuza lwaki abantu jjo bagiyisa nga Kabaka ate leero nebabeera nga abatagimanyi? Maama waayo yagigamba nti jjo Kabaka yabadde akwebagadde, abantu kyebavudde bakuwa ekitiibwa. Watali ggwe tolina kyoli.

    Bwetutyo naffe oluusi tufuna amalala, nga Mukama atukozesa emirimu gye. Ate oluvanyuma netunakuwala, nga emirimu giwedde, nga tulowooza nti twali ku maanyi gaffe.

    Twegayirire Mukama atukozese emirimu emirungi egigasa Nyaffe Buganda. Abaganda n’abantu abalungi ababeera awamu naffe, ffenna ayongere okutulaga ekisa nokusasira kwe. Amiina.

    in reply to: The Word of God Today #28115
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    EKIGAMBO KYA KATONDA EKYA LEERO
    Waliwo omusajja omu eyalina endiga ze musanvu. Nga waliwo omusajja omulala nga ye talina kintu kyonna, mwaavu lukyoolo. Omusajja omugagga lumu yasalawo, nakwaata endigaze omukaaga ku musanvu gweyalina, naazitonera omusajja omwaavu, agende ezikozese byonna byaayagala. Nga omuntu yenna alimu ak’obuntu, nga bakuwadde ekyo bwereere, omusajja omwaavu yebaza. Wabula ate teyakoma awo, nagamba Omusajja Omuggaga nti, ” Neeyo gyosigazza nayo gimpe.” Awo bwobeera nga ye ggwe mugagga awadde, owulira otya era okola ki?

    Naye ate naffe bwetukola. Katonda yakola ennaku musanvu, natuwaako mukaaga, tuzikozese byonna byetwagala.Olunaku olusooka, olw’okubiri, olw’okusatu, olw’okuna, olw’okutaano, olw’omukaaga nga zonna zaffe ku bwaffe. Naye olw’omusanvu naalusigaza nti olwo lulwe, nga lweerw’okugenderako okumusinza mu masinzizo. Kyokka ate noolwo nalwo tulugaanira netulwesigaliza okugenda okulukolerako ebyaffe. Nga ddala tulinga omusajja omwaavu gwebaawa endiga omukaaga, ate nasaba ney’omusanvu.Omulundi ogujja bwebukya ku lunaku lwa Mukama, newesanga nga olina emirimu egikugaana okugenda mu nyumba ye, jjukira omusajja oyo.

    Twegayirire Katonda waffe, olwekisa kye, atusonyiwe ebyonoono byaffe, ebikolwa byaffe bibeere nga bisaanidde mu maaso ge. Awulire era ayanukule bulijjo okusaba kwaffe. Amiina.

    Zabbuli 122:1
    1 Nasanyuka bwe baŋŋamba nti Tugende mu nnyumba ya Mukama.

    in reply to: 15 DEC’ 14 OLUNAKU LWA NEDDA – DAY OF NO #28112
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    15 DECEMBER ‘14 – THE DAY OF NO
    Tell everyone you see, everyone you talk to about this day
    That the people of Uganda will rise to say;
    NO TO DICTATORSHIP

    For the Sake of Our Children
    For the Sake of Our Grand Children
    For the Sake of All Generations to Come

    For the Sake of Our Parents
    For the Sake of Our Grand Parents
    For the Sake of All Generations Before Ours

    For Our Own Sake

    FOR THE LORD GOD ALMIGHTY AND MY COUNTRY UGANDA

    RISE AND SAY NO, SAY “NEDDA”, SAY IT IN YOURS OR ANY OTHER LANGUAGE. PRACTICE HERE…

    [attachment=2657]Amber4.jpg[/attachment]

    in reply to: 15 DEC’ 14 OLUNAKU LWA NEDDA – DAY OF NO #28111
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    15 DECEMBER ’14 – OLUNAKU LWA NEDDA
    Tegeeza buli gwolabako, buli gwowuliza kubyo lunaku luno
    Abantu ba Uganda lwebajja okusituka okugamba nti;
    NEDDA ERI OBWA NNAANKYEMALIRA

    Kulwa Baana Baffe
    Kulwa Bazzukulu Baffe
    Kulwe Emijiji Egigenda Okujja

    Kulwa Bakadde Baffe
    Kulwa Ba Jjajja Baffe
    Kulwa Emijiji Gyonna Egyatusooka

    Kulw’ Obulungi Bwaffe

    KULWA MUKAMA KATONDA NYINIBUYINZA NE NSI YANGE UGANDA

    SITUKA OGAMBE NTI NEDDA, OGAMBE NTI “NO”, KYOGERE MU LULIMI LWO OBA OLULALA LWONNA. WEGEZEEMU WANO…

    [attachment=2656]Amber3.jpg[/attachment]

    in reply to: 15 DEC’ 14 OLUNAKU LWA NEDDA – DAY OF NO #28108
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    [attachment=2653]Dec151.jpg[/attachment]

    in reply to: 15 DEC’ 14 OLUNAKU LWA NEDDA – DAY OF NO #28107
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    [attachment=2652]Dec152.jpg[/attachment]

    in reply to: 15 DEC’ 14 OLUNAKU LWA NEDDA – DAY OF NO #28106
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    15th DECEMBER THE DAY OF NO
    The day that the people of Uganda will rise to say;
    NO TO DICTATORSHIP

    NO – to Murder with Impunity
    NO – to Child Sacrifice
    NO – to False Imprisonment
    NO – to Human Rights Violations
    NO – to Corruption/Stealing of public funds
    NO – to Land Grabbing
    NO – to Disenfranchisement of Natives
    NO – to Anti People Laws
    NO – to Fraudulent elections
    NO – to Institutional Failure
    NO – to Cripples Infrastructure
    NO – to Forced Pseudo-Development
    NO – to Curtailment of Freedom of Expression
    NO – to Rule of The Gun/ Instead of Rule of law
    NO – to Every Kind of Oppression

    See You There
    FOR THE LORD GOD ALMIGHTY AND MY COUNTRY UGANDA

    [attachment=2655]dictatorship1.jpg[/attachment]

    in reply to: TANGIBLE PROOF THAT BUGANDA IS UNDER OCCUPATION #28101
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Nga bakozesa amaanyi ge mmundu nebatuzza mu buwambe nga tukyalowooza nti tuvudde mu bwa babeeru. Kyokka ate kati waliwo abantu nga omwo mwotadde n’Abaganda bennyini abalimba Baganda bannaabwe nti tetuli mu buwambe. Kati ebyaapa byebagaanidde nga batuwaamu bya majenjeeke, ffe twabibawa oba twabibaaziika? Amayumba gebagaanidde twabakkiriza okugabeeramu? Bwebabeera bazimba ku ttaka lyaffe batubuuza?

    in reply to: UDFED AND THE KABAMBA BARRACKS ATTACK STORY #28100
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    [attachment=2632]UDFED3.jpg[/attachment]

    in reply to: UDFED AND THE KABAMBA BARRACKS ATTACK STORY #28099
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    UDFED IMPLICATED AND GEN. SEJJUSA IN THE WOULD-HAVE-BEEN ATTACK?
    [attachment=2630]UDFED1.jpg[/attachment]

    [attachment=2631]UDFED2.jpg[/attachment]

    in reply to: UDFED AND THE KABAMBA BARRACKS ATTACK STORY #28098
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    NEWS FROM ABABAKA.COM INBOX

    CAPTIAN JOHN BOSCO LUTWAMA TORTURED TO DEATH

    One of he suspects of the Kabamba Barracks would-have-been attacks died yesterday after intensive torture at the hands of the Museveni’s henchmen. After his arrest, together with the other suspects they were taken to Makindye barracks where he was tortured 24/7. Then he was transferred to Bombo. His lawyers were prohibited from reaching him. Then they were notified of his death, and were prohibited still to get a post mortem. His body was taken to his family by a whole battalion of the UPDF. The whole village was paralysed with fear. The orders were for the family to just bury him and ask no questions.Captain John Bosco was 46 years old.He had fought with the NRA in Luwero, together with his two older brother, both of whom died in the war.

    CAPTAIN JOHN BOSCO LUTWAMA YATTIDDWA

    Mu bantu abaakwaatibwa ku bigambibwa nti baali bateesa kulumba barracks ze kabamba kwaliko Captain John Bosco Lutwama agambibwa nti yatulugunyizibbwa nnyo mu nkambi ye Makindye gyeyali akumibwa. Oluvanyuma yatwaliddwa e Bombo, nga eno gyebamutidde. Captain John Bosco Lutwama anajjukirwa nga amaze obulamu bwe bwonna nga alwaanirira ddembe mu Uganda. Abadde omu ku bazirwaanako mu magye ga NRA. Mu lutalo luno yali wamu ne bakulu be babiri, bombi abafiira mu kulwaana e Luwero. Nga omu kubo nenfa ye etankanyizibwa nga n’omulambo gwe tegwalabikako. Bweyabadde e Bombo ba lawyer be bagezezzaako okumutuukirira naye nebalemesebwa. Bweyamaze okufa ba zzemu okugezaako okumutwaala mu ddwaliro okulaba ekyamusse, neekyo gavumenti nekigaana. Amagye gatutte omulambo gwe mu bantu be, negalagira aziikibwe buziikibwa awatali wadde okutunula ku muntu waabwe. Amagye gazinzeeko ekyaalo kyonna negajjuza abantu okutya. Captain John Bosco Lutwama abadde alina emyaaka 46.

    in reply to: UG POLICE 100 YR CELEBRATIONS A TWIST Of HISTORY #28091
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Is it a coincidence that this happened on 25th May 2012?

    Buganda Clashes with Police over Nateete Police Station Land
    Posted on May 25, 2012
    Natete Police station was set ablaze during Buganda riots which erupted when the King of Buganda Ronald Mutebi was blocked from going to Bugerere.Police has started re constructing the station after it made a decision to set up a mordern police station. Buganda Kingdom land officials however say the station is on Buganda land,thus it should be returned to the Kingdom.

    Buganda Land Board official Katumba Segawa on on Thursday said that the land where Nateete police station is is the exact position where King Daudi Chwa police station was only that Obote’s government destroyed it .

    Uganda Police officials however insist that the land now belongs to Police since they have acquired a land title because they have overstayed on the land.

    http://www.ugandapicks.com/2012/05/buganda-clashes-with-police-over-nateete-police-station-land-41261.html

    in reply to: Comment of The Week #28084
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    FACEBOOK UAH

    Piwi Christine
    Your presumed new world order hasn’t been a success story as you want us to believe; Have you ever thought about why bigger economies like Norway haven’t thought about joining the EU noting that the citizens of the bigger economies in the same EU are questioning this integration with a need to pull out. OR have you thought about why the BRICS are on the downfall of late OR do you realize that there is less bargain power for the weaker economies, ask the PIIGS at how their economies are being run by the EU cabinet. As a nation there is no pride in being a weak or small economy, human being are not created to settle for less, its natural to aim higher or else the strong rule over you.

    Buganda as a strong nation is what our fore fathers wanted to achieve not until some selfish rulers became a problem on the people around this region. It has been such rulers who have staled the progress of even smaller integration like EAC whose success is limited on paper not to the people. Its the same kind of leaders who dream to be big as AU yet the ground work is being stamped on by their big ugly feet.

    Therefore in this failed state called Uganda, Buganda can stand out and govern itself. It’s not by magic that nations become stronger, selfless rule apply. That’s why you see small nations like Denmark have survived on cattle yet our brothers down here who have had cattle for the last 1000 years can hardly point it’s contribution to the Uganda OR small nations like Iceland (325,671 people) have GDP nominal at $13.654 billion making it $41,739 Per capita YET Uganda of 35M people can only come up with $21.002 billion as nominal GDP an equivalent of $589 Per capita, WHAT A SHAME?!! Really can i be a proud Ugandan. That’s why i look at the reasons why it’s like that…. And to me, this united front is a failure making me believe that Uganda will one day become history as Yugoslavia did (READ; Croatia, Czech, Slovenia, Serbia +++ … AS .. Buganda, Busonga, Bunyoro, Toro, Ankole +++) THEREFORE people like you or Opio might think you got us in a tight corner, but our frustrations a looming large.

    BE SMALL – SELFLESS RULE – GROW BIG – BARGAIN FOR POWER

    READ A BOOK BOY AND LEARN TO RELATE!!!

    AWANGAALE AYI SSAABASAJJA KEBAKA EMPOLOGOMA YA BUGANDA

    in reply to: Comment of The Week #28083
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Byansi
    Ebyokussa ebisaawe ku mbiri babikoppye wa? Anti bannaffe bbo bayimiridewo ku kukoppa, okuva mu byenfuga okutuusa ku buli kimu. Ewa Queen wewagwa enyonyi oba ewa Kabaka we Norway, oba owa Denmark? Kal etukooye enkwenge zino, ate tujja kubejjako, nebwebanazimba ki. Kubanga twabkwoowa, wadde bi federo kati tetwagala. Batuviirebuviizi. Kabulengane.

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 208 total)