Alex Kigongo

Forum Replies Created

Viewing 15 posts - 181 through 195 (of 208 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: Babalemesezza Eka Ne Mukibira #20046
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    If you give people frustration, be sure you never need anything from them, because frustration is what they’ll have to give back to you.

    in reply to: Colin Powell Endorses Obama #20045
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Will the election of Obama change the USA foreign policies in ways that will be felt in the rest of the world? What will happen to the interests of Corporate America that have always been in contradiction with those of the poor peoples of the world? Will all these strong people/companies and the Rightists just give in to the numbers? Could all this Obama-mania be a premedidated move by the American think tank to boost the America image and take it from there?

    in reply to: Let’s Talk About The “Divorce Settlement” #20044
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    The introducion of this topic, necessitates some information about how Uganda came to be.

    Edward Frederick William Walugembe Mutebi Luwangula Muteesa II (1924-1969) was the son of the kabaka, or monarch, Daudi Chwa II. When his father died in 1939, he was selected to succeed him as kabaka; the state remained under the control of three regents until Muteesa’s coming of age in 1942. He’s remembered as yet another monarch firm in defending his right to control the destinies of his kingdom.
    Muteesa II attained international prominence in 1953. In that year the British secretary of state for colonies delivered a speech in England referring to a possible federation of the British colonies in East Africa. Many Africans were justly fearful of any such move due to the recent example of the British-imposed union of the Federation of Rhodesia and Nyasaland, a step which allowed local European domination of Africans. Muteesa, looking back to Britain’s original agreements with Buganda, demanded that his state be given separate independence within a fixed time. In the meantime he refused any Ganda cooperation with British plans to develop Uganda as a unitary state.
    When the British proved unable to end Muteesa’s opposition, Sir Andrew Cohen, Governor of the British Protectorate of Uganda, summoned the Kabaka of Buganda to State House, Entebbe on 30th Oct of 1953. The 29 year old Kabaka was accompanied by three chief offfcicials of the Buganda Kingdom. Paulo Kavuma the Katikkiro (Prime minister) Matiya Mugwanya, the Mulamzuzi (chief Justice) , and L.m.Mpagi The muwanika(treasurer Cohen presented an ultimatum demanding assurances of loyal cooperation from the Kabaka. When these assurances weren’t forth coming he informed the astonished group that the King was under arrest. And would be transported forthwith to London. By the time Buganda got to know of what happened the King was being flown to Britain. There was much anger towards the chiefs. People gathered at mengo palace.
    This white’s harsh step did not end the crisis, however, since almost all Ganda rallied to support their traditional ruler. The British attempted to run Buganda through a regency, but faced with general non-cooperation plus disturbances which twice led to the imposition of a state of emergency, they had to reconsider the exile. Muteesa was allowed to return to his country on Oct. 7, 1955, by a compromise agreement which fixed Buganda as a province of Uganda and which made the kabaka ruling Buganda a constitutional monarch with no executive powers. He arrived in Buganda on 19th October 1955.
    The continuing resistance of Muteesa and his supporters to the British and non-Ganda African schemes for a unified Uganda came to a head in June 1960, when the kabaka called once more for an end to British protection for Buganda; he also announced that Buganda would not participate with the rest of Uganda in the scheduled national elections unless a constitutional decision agreeable to Buganda was decided upon in advance. But elections were held despite Muteesa’s stand, allowing Benedicto Kiwanuka and his Democratic party to secure victory. The process leading to a unitary state continued.

    Source: Encyclopedia of World Biography / Date: 2004

    in reply to: Coming Home – Ghana #19979
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Thanks for opening this topic Mulongo. We as Baganda we’ll need to go back to this and all our history and deal with it in our individuality, without the distractive voices of others who are not interested in problem solving but rather in trouble mongering and standing in the shadows of their masters in order to keep the chains of slavery on their fellow black folks.

    in reply to: Tutonteze Ku Bigambo – Akazannyo #19978
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Amafuta

    in reply to: ABAGANDA BE BASOOKA OKUFUGA MISIRI #19977
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ekitundu Ekyokubiri

    EBYAFAAYO BYA MISIRI N’BAGANDA

    1.Bulge wallis , E.A .Yawandiika ekitabo kye yatuuma” Gods of the Egyptians” Vol 1 NewYork 1969). Bwosoma Prefance XIV agamba nti
    abantu basooka okusenga mu Misiri abasooka baava mu buvanjuba bwa’ Africa.
    2.Prutarcos oba (Plutarchus)O muyonaani eyaliwo ku ntandikwa ye kyaasa kya Yesu Kristo yawandika ekitabo kye yatuuma Isis and Osiris
    ku mutwe gwa 382 agamba bwaati: “Abantu abaali ku nsibuko yo mugga Kiyira bakitwaala nti buli kitundu kyonna Omugga mweguyita okutukira ddala
    gye kukoma yali nsi yaabwe.”

    3.Ebyaafafyo bya Misiri biraga nti wakati we myaaka 3000bc ne 2500bc Misiri yali efugibwa Kabaka eyali ayitibwa Osiris era nga nemukaziwe
    yali ayitibwa Isisi.Kabaka oyo ne mu kyalawe be bareeta obugunjufu mu Misiri n’ebweeru waayo.
    Bwosoma ekitabo ekya Budge ekirala kye yatuuma The book of the Dead( Arkana edition 1985) ku lupapula 34-35okizuula nga kiraga nti aba Misiri
    baali bakikkiriza nti Namulondo ya Osiris ne Isis yali teri mu Misiri ,wazira yali eri mu nnyanja Omusibuka omugga Kiyira era nga munyanja eno
    ne ba Lubaale (God) mwebanywanga amazzi .

    4.Ebyafayo biraga nti tewa amanyi linnya lya nsi eyo ttuffu..Abayonaani bagituuma Aegyptos, Abayudaaya baagiyita Mazor, oba Mizriam
    ate bo abawalabu nebagiyita Misr mu lulimi oluswayiri (Swahiri ) eyitibwa Misir naye Abaganda nebagikazaako lya Misiri.

    5. Frazer James naye yawandiika ekitabo ekikye kyeyatuuma Adonis Attis , Osiris ( third edition New York 1961)
    Okuva okuva ku lupapula 167okutuusa ku 200 agamba bwaati ebyaafaayo bya Osiris ne Isis, empiisa n’obulombolombo ebyaali mu Misiri biraga
    nti abantu abo bombi basibuka mu Buganda .Era ebibakwatako byebimu ddala nbya Mukasa naddala mu kusinza n’okukuza Enjoleza ba Kabaka .
    Kati kantuuuke ku nsonga mu bufunze .

    (1) Abawandiisi abataano bendaze waggulu bakiraga bulungi nti wakati we myaaka 4000 ne 2500BCwaliwo Abaganda abava mu bizinga bye
    Ssese nebagenda nga bagoba omugga Kiyira gye guyiwa.Kyebaali bagenderera kwe kulaba nti ebitundu byonna omugga mweguyita bya Buganda.

    ( 2) Abantu bano bwe batuuka mu Kyererezi nebasimba emisiri gye mmer emiyitirivu obungi.Olwokubeera nti ensi empya yali ya Kyererezi (ntereevu)
    Kirabika omuntu yasobolanga okutunulira emisiri gye’ mmere amaaso ge negakoma.Nekyaava mweekyo ekitundu oba ensi ensi eyo empya
    Abaganda gyebaali befunidde kwekugituuma elinnya eryo nga Abagandabwebaali balyatula, bwekityo bo ne balyatula Misiri.

    (3) Osiris ne Isisi si mannya ga bantu abaali bayitibwa bannansi bannaabwe bwe batyo,wazira abayonaani be baali bagezaako okuwuliririrza
    enjantula y’erinnya lya Kabaka oyo . Basalawo enjatula nti yali eyitibwa Osiris nga ne mukazi we Isis.
    Kyooka bwosoma ekitabo kya Budge ekya (The book of the dead) ne kya Mead Thrice Greatest Herman ojja kukizuula nti Osiris ne Isis gava mu
    linnya erya sangibwaawo nerisigala nga liyitibwa Asa oba Asar oba Asta.

    .Kirabika nti Asa yava mu linnya lya Mukasa era ekitabo kya Budge The book of The Dead olupapula 154 waliwo ebigambo ebisoma
    bwebiti: o Re-lukasa , O god , Prince of the gods of the Eastern part of Heaven……..Kirabika nti abantu abatali Bagandaabaali mu Musiri tebasobola
    kwatula bulungi linnya lya Mukasa era kyebaava balisalako.

    Bwekityo ebitabo ebyogera ku Osiris ne Isisi biba byogera ku mpisa na bulombolombo obulaga nti abafuzi ba Misiri absooka baali Baganda
    era baava mu lulyo lwa Mukasa eyali Kabaka w’ ennyanja Nalubaale n’olukalu olwaalli lugiriraanye wamu ne bizinga by’e Ssesse byonna.
    (4)Namulondo ya Osiris ne Isis (ASA)nti eri munyanja (lake) omusibuka omugga Kiyira teri Misiri wazira esingannibwa mu kitundu ky’e Mwanza
    ekya. Tanzania Mbajje mu jjinja era eri mu azzi ku mpi nolukalu.Bishop Theodoros Nankyaama owa Uganda Orthodox Church yali amaanyi weeri
    era yatuukawo era nagikuba nekifananyi .
    Ekirina okwebuzibwa kiri nti obanga nga Namulondo eyigerwaako mu bya faayo bya Misiri eri Mwanza ,Obwakabaka bwe Buganda bwaali
    bwenkanawa mukiseera Kabaka Mukasa weyafugira Obuganda?”

    bya Fr.Mukiibi Buzinde Elias

    in reply to: Tutonteze Ku Bigambo – Akazannyo #19908
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Omukyala

    in reply to: FORUM TITLES – EBITIIBWA MU LUKIIKO #19846
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Bino bye bitiibwa by’olukiiko nga tutandika nabapya, netukkirira nga nebitiibwa bwebirinnya, wamu ne bbeyi yamayinja. Fresh ssi jinja okwo kwaniriza mupya. Tujjukirenga nti ebbeyi ya mayinja ekyuuka nga ya Gold na Silver nebyomuwendo ebyomuttaka ebirala.

    1. (Fresh – Muto)

    2. Jasper – Muvubuka

    3. Quartz – Kwaatizi

    4. Tigers Eye – Liso Lya Ngo

    5. Lapis Lazuli – Jjinja Bbululu

    6. Amethyst – Mutereevu

    7. Topaz – Muliro

    8. Opal – Ekyebbeyi

    9. Crystal Sapphire – Bbalaafu Safaya

    10. Red Alexandralite – Omulekisandura

    11. Blue Star sapphire – Bbululu Safaya

    12. Diamond – Kkalubo

    13. Emerald – Kiragala

    14. Ruby – Kasaayi

    Omuwandiisi agezezzako okuvvunula amannya ga mayinja gano kyegategeeza mu Luganda naye wayinza okubaawo abalina ebirowoozo ebirala. Abasomi ba ddembe nokuwa ebirowoozo bino oba n’okugolola. Enyinyonyola yamannya gano mu Lungereza nayo eri mu kkubo.

    in reply to: Tutonteze Ku Bigambo – Akazannyo #19833
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Sukaali

    in reply to: Kiggunda #19605
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ekiteeso kibadde nti tukyuuse ennyimba mu kiggunda omulundi gumu buli mweezi. Tubadde tutegeka kukyuusa nga 18/09. Naye kirabika kijja kwetaaga buli sabbiiti bbiri. Naddala kati nga omukutu gwa Baganda tegunnaggula. Gyebujja tujja kugeezako kulaba oba tuyinza okugaziya e kiggunda kyennyini.

    Awangale Sabasajja.

    in reply to: President Museveni is my friend – Muliika #19568
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Bayogedde bulungi nnyo. Abantu abakola emirimu egyo bwesimbu egiraga omukwano eri Obuganda, bakoze kinene mu kuzzaamu Abaganda amaanyi.

    in reply to: Buganda’s Indepence 8 October 1962 #19567
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Kiteeso kirungi kino, naye entegeka gyetubadde tutambulirako nga ya chatroom kutandika kukola mu butongole nga Omukutu gwa Abaganda gumaze okutandika okuweereza ennyimba. Abakiise mwongere okuwa amagezi ku kiteeso kino, nga naffe eno bwetulaba bwetwongera okutegeka. Bwetuba abokutuula mu Kanyumizo kwoolwo olwa 8 October, tujja kuba nga tulina okutandika okuyita abantu awo nga 24 September.

    in reply to: Wereza Abaganda Akayimba #19566
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Abaana bano bayimba bulungi nnyo, ne munnaffe omuyiiya abayiiyiza yebaale kuweereza.
    Kano ka Masso Moogi nkaweereza Abaganda mwenna mu Buganda yaffe ne wonna munsi.

    in reply to: Pesidentail advisers? #19534
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Bagamba mu kutya Mukama amagezi mwegasookera. Nebongerezaako nti omuti omulungi ogulabira ku bibala byaagwo. Amagezi nagatali magezi ogalabira ku bigavaamu.
    Yyo ensi eri mu kavuuyo.

    in reply to: The Word of God Today #19533
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ssebo Tonto tweyanza nnyo ebigambo bino ebirungi. Nyabo Kalibattanya webale kutugabulirako buyimba. Twetaagira ddala okusaasira kungi okuva eri Katonda waffe. Amina

Viewing 15 posts - 181 through 195 (of 208 total)