Alex Kigongo

Forum Replies Created

Viewing 13 posts - 196 through 208 (of 208 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: Balaalo claim Buganda’s 9,000 sq miles #19532
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Omuntu wa bulijjo Omuganda ateekwa okumanya nti ensonga eno etuuse wala. Tuteekwa nokumanya nti lwooya lwa munnyindo, olwejja wekka. Buli muntu yenna mu nsi alina ebizibu bye, bwotelwanako tewali akulwanako. Amaanyi gaffe gali mu kukwatira wamu, ente engu ye ddalu eno netugiwamba amayembe netutaasa ebyaalo, emiruka, amagombolola namasaza gaffe.

    in reply to: Nze John Mubiru #19531
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ssebo Mubiru tukusanyukidde. Kkalira mu katebe olukiiko lugenda mu maaso 24/7

    Agundegunde.

    in reply to: Waliwo andabidde ku kisumuluzo kyange? #19530
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Musajjalumbwa ssebo sooka omanye omuziro gwa Mulongo, temusobya Obuganda. Oyinza okukasuka kufulu yo, nomutima nokoleeza nowanika mu bbanga, nga omuwala omuzira. Tewesanga nga okola kalango kalala akanoonya omusawo, nti omutima ate gweggonomodde ennume yekigwo negubetentuka.

    in reply to: Top Radio; Ku luno tewali alitoloka Mengo #19402
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Very unfortunate remark. That’s all I can say about it.

    in reply to: Akayimba Eri Mwana Munnange Omuganda #19401
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Bannaffe mwebale kujjumbira! Nange ndeese akange eri mwana munnange.

    in reply to: Waliwo andabidde ku kisumuluzo kyange? #19286
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Lol, ayinza okuba nga yakilese mu kufulu ndala ate nakinoonyeza mu ndala? Master key? Ssebo wenoonye noonye. Oyinza okuba nga ekisumuluzo okirina awo mu nsaawo ate nokinoonya.

    in reply to: LINNYA KI LYE TUBA TUTUUMA RADIO YAFFE ENGANDA #19285
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Radio Buganda — linnya ddungi. Naye tebalitwaalanga?

    in reply to: Ekiruma Omuganda Omu Kiruma Abaganda Bonna #19284
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ekintu kyagala kukwatako namanyi kino, nabuvunanyizibwa, nakuteesa okwe kika ekya waggulu. Ggwe ote oli bwakugamba nti 30% abaana mu masomero agamu balwadde. Wadde nga buli omu kuffe ayinza okugamba nti nekolera byange, naye kino kizibu kya Buganda bwonna.

    in reply to: Enfuga ya federo eri mu nnono z’Abaganda #19283
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ku bya Buganda ne bika, eyo ssirowooza nti tubeera tugiyita federo. Eyo representative government, buli muntu nabeera nga atukiibwako obuvunanyizibwa bwebigenda ku maaso mu nsi ye. Eyo nze ndowooza gyetwandiyise democracy.

    in reply to: Making a test posting. #19282
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    It’s just that if anyone uses the website from a public computer (i.e. internet cafe) then they MUST log out. If they forget then the next person who sits down at the computer might be able to open the site and pretend they are the same user.

    By the way, the thirty minutes is not a total time; it’s only counts if the user isn’t on the site at all so, for example, if they go to the forum and spend two hours clicking and reading and doing stuff then they won’t get logged out. Only if they get up leave the computer for 30 minutes without touching it will they get logged out.

    We’ve set the session time at one hour and a half. Let us know what you think.

    in reply to: Six Dating Behaviors That Scare Single Men Away #19245
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ssebo Jona oli musajja wa mukisa bukisa. Bangi abagaanibwa n’okuzanyisibwa zanyisibwa. Towulirangako bebaleka naku madaala ga masinzizo?
    Naye ebigambo bya ka quickie ako, waliwo okugenda ku ka quickie newesanga nga otubidde mu bizibu. Omusajja omu yagamba mutabani we, nti wegenderezenga woteeka pen yo ne pens zo. Nze nnina munnange bwetwazirunda yajja lumu nga agenda ewa baano banyinaffe abekisa ennyo. Yatukira wange nga agamba nti “Ndi mweralikirivu nnyo.” Nemubuuza ogubadde. Nti, “Ebintu byenyini sabitegedde, ndabika ndeseyo olubuto ate nenzija ne sumama nkwambiye.”

    in reply to: LINNYA KI LYE TUBA TUTUUMA RADIO YAFFE ENGANDA #19244
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ndabawo wali Ababaka.com radio. Tujongereko neddala? Ye wamma ebeere ne bbatize neGganda.Oba tugituume Yekutule.

    in reply to: SUMBUSA #19243
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ha, kale sumbusa tezandinkoze bubi nakamu leero ekyemisana. Neku ssaawa eno nandisobodde okweyanza eziwera bulungi ddala. Wabula ekintiisaamu, tunagenda okuva mu ffumbiro wano nga amatama gafuuse ebitogi. Ssi kweeno emmeere Omumbejja gyasomba.

Viewing 13 posts - 196 through 208 (of 208 total)