Kulabako

Forum Replies Created

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 893 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: Ebyo buwangwa #28037
    KulabakoKulabako
    Participant

    Namungoona; Omuvule ogwebyewuunyo ogwalagula okuzzibwawo kw’Obwakabaka

    Ekyama ekibadde kimanyiddwako abantu abatono ennyo kyayatuddwa Omusenero mu masiro g’e Kasubi, Mw. Katula Makumbi bwe yantegeezezza nti mu 1982 webaamanyira nti Obwakabaka bwa Buganda obwali buggyiddwawo Milton Obote mu 1966 bunaatera okuddawo.

    Makumbi agamba nti waliwo omuntu eyajja n’ababbirako nti ku muvule ogumanyiddwa nga Namungoona ogusangibwa ku mayiro nnya ku luguudo oluva e Kampala okudda e Hoima, waali wasibuseewo omuti ogwa kirundu, nga kino kyali kitegeeza nti “Obwakabaka busibuse omulundi ogwokubiri.”

    [attachment=2591]1340654120.jpg[/attachment]

    Agamba nti ekyama kino baatya okukisaasaanya olwabalabe b’Obwakabaka abaali bayinza okujja ne bakuula omuti guno ogwali gukyali omuto ddala era bwebatyo ne baguleka ne gukula mu kyama, nga tewali agutaataaganyizza era nga mu kiseera kino gukulidde ddala.
    Ebintu bino ebyali bitwalibwa ng’ebyolusaago, mu 1986 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwe yawangula olutalo lw’omu nsiko n’ajja mu buyinza, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yakomawo ku butaka era oluvannyuma n’atikkirwa engule mu Kasambula wa 1993.
    Makumbi agamba nti ebyafaayo by’omuvule guno bitankanibwa, ng’abamu bagamba nti Namungoona yali mumbowa wa Ssekabaka Ttembo (1404 -1434) eyaziikibwa mu kifo kino n’oluvannyuma n’ameramu omuvule guno. So nga ate abamu bagamba nti gwamerawo mu kiseera kya Ssekabaka Kimera we yaviira e Bunyoro n’ajja okulya Obwakabaka.

    Kyokka ate Muky. Nassim Namawejje agamba nti kiwanuuzibwa nti jjajjaawe Katanyooleka ow’olugave, nga yali mugalagala wa Ssekabaka Muteesa I ate nga yali muyizzi kkungwa, ye yali avunaanyizibwa ku muvule guno. Nti wadde nga yali afudde, ebiseera ebyedda omuzimu gwe gwayitanga ng’ayamira embwa n’okufuuwa engombe z’abayizzi.

    Agamba nti ab’ekika kye ekyolugave batera okujja n’embugo ne bawongerera omuti guno.
    Makumbi agamba nti omuvule guno gwa kyewuunyo kuba mu myaka gy’ataano Abazungu bwe baali bakola oluguudo lw’e Hoima, baagezaako okugutema kyokka ne gulemerawo ne baguvaako bukumbu.
    Agamba nti ky’ova olaba nga n’okutuusa kati wadde ng’amatabi gaagwo galengejjera wakati mu luguudo, tewali yeetantala kugutemawo. Ne mu myaka gy’ensanvu ettabi ne bwe lyawanuka ku muti guno ne likuba omwana w’essomero n’afa nga kigambibwa nti yagwogereramu ebyobuwemu era tewali yeetantala kugutemawo.
    Ye Lamula Nabbanja agamba nti Bakabaka baateranga okujja ne bawummulirako mu muti guno bwe baali tebannatema luguudo olulaga e Hoima. Agamba nti ne Ssekabaka Muteesa I yasinziira wano okulagira omuzikiti ogwasooka mu kitundu kino okuzimbibwa. Kati ekifo kino kyatwalibwa Abatabuliki ne wazimbibwawo n’essomero eriyitibwa Namungoona Salaf Primary School.
    Wadde ng’omuvule guno gwa byafaayo nnyo naye bangi ku baguliraanye tebalina kye bagumanyiiko okuggyako okwewuunya lwaki amatabi gaagwo galengejjera wakati mu luguudo nga tewali agafaako.
    TIMOTHY NTANDA LUKABI

    in reply to: The Passing Of Nnalinnya Nakabiri Elizabeth #28036
    KulabakoKulabako
    Participant

    Kitalo nnyo ne kya Nalinnya Nabweteme Mukama amuwe ekiwummulo ekyemirembe
    Wano walabika ngawali akagenderere akamalawo olulyo bonna okufira okumukumu

    in reply to: The Passing Of Nnalinnya Nakabiri Elizabeth #28035
    KulabakoKulabako
    Participant

    Awummule mirembe Nalinnya Nakabiri
    [attachment=2590]Nalinnya Nakabiri.jpg[/attachment]

    in reply to: Emipiira Gy’ebika By’A baganda #28034
    KulabakoKulabako
    Participant

    Empologoma eteeze Engabi

    LUBIRI

    Emipiira gy’ebika by’Abaganda giddamu okubumbujja enkya ku lwokusatu ng’ekika ky’empologoma ekyasembayo okuwangula engabo eno mu 2002, kigenda kuba kittunka n’engabi ensamba, kino nga kyasemba okuwangula engabo eno mu 2007 nga kyagigabana n’empindi. Omupiira guno gwakunyumira mu Nakivubo War Memorial. Ku lwokuna, ekika ky’Abalangira kijja kulya matereke n’ekyendiga mu mupiira ogusuubirwa okubaako n’obugombe mu Nakivubo War Memorial. Emipiira gijja kuggyibwako akawuuwo essaawa 10 n’ekitundu ez’olweggulo.

    Enkya mu mipiira gy’ebika

    Engabi Nsamba Vs Empologoma e Nakivubo

    Balangira Vs Ndiga e Nakivubo

    KAYINGO ANDREW

    in reply to: List Ya Abalabe Ba Buganda Abomunda #27822
    KulabakoKulabako
    Participant

    Kino sikyekiseera okuleka buli alina kyeyenonyeza okutuzza mu byekigwenyufu byaabwe abantu bali mubulumi okuba nti ate betangira nabeyita abaganda obutamala galowooza nebamala gogera balowooza babawaana atayagala bya Buganda baddembe okugenda nebebalaba nti bebasinga mu buganda tetukwatiramu batatwagala nabyaffe mukifo kyoono eyakuzibwa nga talina mpisa nakatono omusajja omukulu okulowooza mbu alya amannya okugenda nga manyiira Kabaka waffe akimanyi nti naye talina amumanyi era yetaaga kumumanya noobwo obuyisa bwe obwomubiduula obusiwuufu.
    Ate ekyokuwa buli muntu akazindaalo tekitegeeza nti amateeka gakola mu maka go golina okussa ku ggwanga eddamba mu Buganda okuba nti buli kika kirina omulimu gwe kikola yengeri yokka eyatukumira awamu munjawukana zaffe nga teri noomau akayana wadde okwekaanya sirowooza nti waliwo ekika ekizitowerera emirimu nobuvunanyizibwa , lwaaki ku mulembe gwa m7 kwekusinze okubaako buli omu akyuuse kino nakiri simaanyi mwaali mukigenderedde nti abatali baganda bebasinga okwagala okukyuusa ebyaffe kisingako abakulu kyebagamba nti bwooba tolina kirungi kyogenda kugamba bantu naddala mubiino ebiseera ebya kazigizigi nobukoowu kisingako nosirika kuba oyinza okwesanga ngomutwe gwo gufunye aguwekulako nakuwonya okukoyesa abantu kino kigenda nabuli mukazi yenna agufudde omugano ogwokutumanyiira r ne bikwaata ku buwangwa bwaffe abagala okukyuusa kmugende mukyuuse amaka gammwe.

    in reply to: Omukama We Tooro Emirimu Gye Giro Tooro #27821
    KulabakoKulabako
    Participant

    Babutamanya ne Ssabanyaala nabo banatera okulambula Ekya Omukama webunyolo okutandika okulambula Obuganda nga buliko nannyini bwo m7 akikozesa kuletawo bukubagano kuba akimanyi
    nti Kabaka yoomu kubakuza ba omukama , bwaaba nga Kabaka wonna watambulira bamutambuza ku midumu gya mundu ate nga bakitegeka nekubaako abasindika okumugwiira , abakubwa emiggo , aba tear gas nabo nebatalutumira mwaana songa nabemundu abakuba ku nnyama nabo babaawo okussa ebiragiro munkola
    Naye buli kimu kiriko entandikwa nenkomerero
    Abaganda ebitaala byatuta dda Mukama akakisa kaffe akatuterekedde nalekera buli omu nafuna omukisa okulaga obutemu bwe nobubbi akaalo ka Buganda kadda ………….akaalo kaliko nannyiniko

    in reply to: EKYOKUZAAWO AMASIRO LUFUUSE LUYIMBA #27808
    KulabakoKulabako
    Participant

    [attachment=2541]SANY0029.JPG[/attachment]

    [attachment=2540]SANY0030.JPG[/attachment]

    Eno ye bbugwe gyebaali bazimba okwetoloora
    Abantu abo bazibu nnyo basooka kukwaata bantu baali bazimba bbugwe okutangira ettaka lya Masiro okubbibwa ne bekobaana Katikkiro nabe Mengo nebabaletera abatemu ba M7 abasirikale nebabakuba emiggo nebabasiba era nebatakoma awo nebabba ebintu byonna byebaali bakozesa okuzimba Bbugwe okwetolooza Amasiro , kyokka teyalina nansonyi Katikkiro naleeta abaUnesco nabalaga Bbugwe owabazukkulu ba Buganda nabalangira gwebaali bazimba nti ye yeyali amuzimba nti omulimu agutandiseeko .
    Bwebatyo bwebabadde babalyaako sente nti muleete tukuume ekifo nebazibawa nebazezibika , balaba tekibamaze ne basala mu ttaka lya Masiro nebatandika okulitunda , bwebalaba kijja kubalemesa ne batekera Amasiro omuliro okujjako nti bwebakola nabo deal balaba nga bajja kubefukira ekyo kyebasaawo okubuliriza nga bijja kuvaayo bibalumirize ,

    in reply to: I need your mercy, Makubuya pleads with Museveni #27783
    KulabakoKulabako
    Participant

    LET THIS BE A LESSON TO ANY MUGANDA OUT THERE WHO IS STILL IN DENEIAL
    YOU WILL BE USED AND THEN TOSSED AWAY………

    Makubuya seeks Museveni’s pardon
    By Prof. Khiddu Makubuya

    Posted Wednesday, February 8 2012 at 00:00
    In Summary

    Letter. Below are the excerpts of the contents of Former Attorney General Prof. Khiddu Makubuya’s letter to President Museveni.

    I wrote to Your Excellency reference on November 26, 2011. This was a brief on issues on which I had been summoned to testify before the Public Accounts Committee. I wrote this brief before I made a substantive appearance in PAC. I made two substantive appearances in PAC.

    On my first appearance in PAC, I applied that my evidence be heard in camera. The Chairperson of PAC, Mr Kassiano Wadri, even without waiting to hear what other members had to say strongly opposed my application essentially insisting that the facts I was called to testify on were already in public realm.

    He insisted that the high level correspondence I wanted to be secretive about were already in their possession, among others. He was supported by the rest of the members; overwhelming majority who were NRM members.
    I was, therefore, constrained to testify in the open. The going proved rough and after some ineffectual threats the committee swore me in to testify on oath which did not change much. On its own motion the committee told the press to leave at some stage. I also declined to respond to one of the questions.

    I outline the roles of the Attorney General and Solicitor General. PAC found these to be in issue. The power to process compensations is embedded in Article 119 and was also buttressed by Cabinet decision. The AG approving compensation arrangements did not violate accounting procedures.

    It was lawful for the Solicitor General to act for and on behalf of the AG in specified situations. The mandate of the AG is elaborated in the judgment of Justice Kanyeihamba in Bank of Uganda versus Banco Arabe Espanol (civil Appeal No.1/2001).

    The AG is a major clearing centre of government activities but his role, whatever language he may use, remains essentially advisory. The Okumu Ringa case (attached) clearly indicates that the AG is not a commander. My view is that if the Solicitor General receives advice from the AG to arrange compensation and she considers that the advice is irregular in certain material particulars, it is within her mandate to point out the irregularities and decline to effect the compensation. The AG is not he who must be obeyed.

    In 2006, the AG advised the Electoral Commission that a prisoner on remand, charged with treason, misprison of treason and rape was disqualified from being nominated as a Presidential candidate. The EC ignored the advice and was supported in this act of defiance even in high government corridors of power.

    One jumps the gun if the eyes first focus on compensation. The matter should begin with Kampala City Council deciding to give out management contract in the form of subleases to developers.

    KCC publicised this policy and called for bidders. The above companies were successful bidders and they took possession of St. Balikuddembe Market a.k.a. Owino, Shauri Yako Market and Nakasero Market.

    The traders in the markets objected in some cases, violently. Government rightly stepped in to restore order.

    The formula was to kick out the developers and hand the markets to the traders or to government. The developers had put some money into the market project and expected to make profits for the duration of the subleases.

    In all fairness, government undertook to pay them compensation. Compensation was proposed as part of a solution to disentangle KCC, the market traders and the developers. It was to buy out the interest of the developers.

    It started off with an inter-ministerial technical committee. Part of its recommendations on St. Balikuddembe and Shauri Yako were mutually accepted by government and the developers.

    The original committee recommendations on Nakasero Market and City Square were challenged by the developers with petition to the President.

    Ultimately the President directed the methodology used to deal with M/S Rhino Investment that is Kisekka Market Ltd. be used to settle Nakasero Market and City Square claims.

    In Summary

    Letter. Below are the excerpts of the contents of Former Attorney General Prof. Khiddu Makubuya’s letter to President Museveni.

    The Rhino methodology incorporates the principle that a developer, who is stopped from completing a construction project, should be compensated for legitimate business expectations, loss of prospective income, among others.
    This principle is derived from international best practices in dealing with Construction-cum-investment projects. It was the basis of the monetary values recommended as compensation.

    Some comments on the principal operator, Mr Hassan Basajjabalaba, are negative. Those who handled the compensation had no hand in the selection of the developer.

    The acceptability of the developer was not in issue at the compensation stage. Political battles in Bushenyi District have been mentioned. Why should official work suffer over such matters?

    A public argument between the President (Father of the nation and fountain of honour) and his humble subordinates and appointees…the Ministers should be avoided. The President has solutions and options which need not exacerbate the situation.

    Recently, Presidential aide has mentioned that Your Excellency was aware of that the Haba Group claim was for upward adjustment. (Daily Monitor December 23, 2011) attached.

    I must repeat that I am grateful to Your Excellency for having given me opportunities to learn some aspects of national leadership and for granting me various arenas for practice. I tried to make a contribution to the advancement of my county Uganda. Where I succeeded, may glory be to God. Where I was unsuccessful may I be considered for kindness and mercy.

    CID after me
    The Criminal Investigation Department has opened a file on me. The principal complainant against me was given as the AG. I am being investigated for alleged insubordination, abuse of office and causing financial loss.

    I, as Khiddu Makubuya, am subject to the law of Uganda including the criminal law. There is nothing under the law of Uganda to bar my prosecution for the alleged offences named above or for any other offences.

    However, other considerations may be called into play to have a complete picture. For example, it is practically unavoidable that the principal complainant will have to testify against me. One way of looking at it is that this will be Peter Nyombi testifying against common criminal Khiddu-Makubuya.

    But more disturbingly, it is the incumbent AG testifying against his immediate predecessor in office. Some will indeed celebrate that big fish has been caught and, therefore, corruption is being effectively fought. The incumbent AG will have to subject himself to cross-examination at my trial. Some truths about the office may inevitably come out.

    I will be put to my defence. Various truths on a number of things will definitely have to come out. This will be good news for open methods of work and the open society. But where does it leave the office of AG? And where does it leave certain transactions processed and sealed during my tenure as AG?

    If the AG can be prosecuted by the State, and for official acts processed and sealed in that capacity, why should correspondents take that office seriously anymore? Why shouldn’t such acts be reopened and cross-checked? Some of the acts/transactions included:-

    Transformation of Nile Hotel into Serena Hotel.

    Loan Agreements between Uganda Government and International lenders the aggregate monetary value may run into millions of dollars.
    The 12 or so agreements relating to Bujagali Dam.

    In Summary

    Letter. Below are the excerpts of the contents of Former Attorney General Prof. Khiddu Makubuya’s letter to President Museveni.

    The work of the Committee on Prerogative of Mercy of which the AG is the Chairperson.

    The work of the Judicial Service Commission where the AG is a mandatory member for some transactions.

    This legal scenario is unprecedented in the Commonwealth. It is, therefore, not clear how it will play out.

    I am sure the heavens will not fall because Khiddu-Makubuya former Attorney General is put on trial for official acts. However, there are some alternative precedents to go by. In Kenya, the Moi government set up a Commission of Inquiry into alleged activities of the former Kenya AG Charles Njonjo.

    The commission was headed by Mr Justice Miller. Half-way through the proceedings, Mr Njonjo stood up and over the objections from his lawyers but with the approval of Mr Justice Miller, Mr Njonjo read a prepared text at the end of which the commission simply wound up without any formal findings and conclusions. Mr Charles Njonjo remains a respected senior citizen of Kenya while the office of AG grew from strength to strength.

    The negative fallout from the current PAC, police and other inquiries into Khiddu-Makubuya could definitely be avoided with benefits to government and the country. I consider that Your Excellency is in position to provide appropriate guidance on this process.

    in reply to: Ebyo buwangwa #27704
    KulabakoKulabako
    Participant

    Kino kibeere ekyokulabirako awali buli kya buwangwa kyaffe kubanga abantu bagufudde omugano okujjanga mu Buganda okwonoona ate nekitakoma awo wokka abantu bennyini abamanyi ebifo bino naye nabo nebasalawo okubitunda bonna bavunanyizibwa kyenkanyi singa ne bajjajja baffe bwebatyo bwebakola Buaganada tetwandigisanzeewo

    Abaagula ettaka ly’amasiro g’e Masanafu ebyabwe bibi
    Written by Administrator
    Tuesday, 09 August 2011 07:13
    •· Bagenda kusendebwa –baagula mpewo – Ssonko
    Busuulwa Asuman Ssebuliba

    Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ttaka ly’Obwakabaka bwa Buganda ekya Buganda Land Board kiroopedde ssenkulu wa Kampala, Jennifer Musisi ku bantu abeesenzezza ku ttaka ly’amasiro g’e Masanafu, ne kibasaba baleme okukakasa ebizimbe ebizimbiddwako.

    Ensonda enneekusifu zaategeezezza nti Buganda Land Board erudde ng’egezaako okulaba nga baziyiza okutunda amasiro gano kyokka ng’omulangira Ssimbwa Isaac agenda mu maaso n’ekikolwa kino.

    Kigambibwa nti abantu abaagula ebibanja ku ttaka lino omulangira Ssimbwa yababuzaabuza nga bw’ajja okubayambako okubafunira ebyapa bya liizi okuva e Mengo nga bamaze okumusasula, kyokka teyaddamu kubinyegako.

    Omukungu mu kitongole kino avunaanyizibwa ku kugaba ebyapa ebya liizi, Ssonko Lameck yagambye nti waliwo abagezaako okufuna ebyapa kyokka bwe baakizuula nti baagula mpewo kwe kutandika okutunda nga bayambibwako Ssimbwa Isaac.

    Abaaguze bagenda kusendebwawo

    Omukungu yategeezezza nti Obwakabaka bwa Buganda bugenda kusiba bbugwe okwetooloola ettaka ly’amasiro lyonna, wabula ng’ekikyabasibye ye pulaani okuva ku ggombolola y’e Lubaga, egenda okukakasa omulimu guno.

    “Tugenda kuzimba bbugwe okwetooloola amasiro gonna era nga twamaze dda okutegeeza ne ssenkulu wa Kampala, Jennifer Musisi nti abantu abali ku masiro baliwo mu bukyamu era nga y’agenda okutuyambako okubaggyawo. Kati ffe amagezi ge tuwa abaagula, bagende ew’oyo eyabaguza abaddize ssente zaabwe n’abo ababadde bateekateeka okugula babiveeko. Ettaka ly’amasiro lyonna weeriri, terikkirizibwa kusenzebwako yadde okusenzaako omuntu yenna era omuntu aba aguze mpewo era amayumba gonna agazimbiddwako ga kusendebwa,” Ssonko bwe yalabudde.

    Amasiro gano ga Ssekabaka Kiweewa era ng’agavunaanyizibwako ye Nnaalinnya Nalumansi kyokka mu kiseera kino omulangira Ssimbwa n’abantu abamu baageefunza nga beefudde abali mu kugakuuma.

    Ensonda enneekusifu zaategeezezza Eddoboozi nti Ssimbwa yateekayo abantu be b’akozesa okukola effujjo ku muntu agendayo okubalemesa okugatunda.

    Ekitongole kya Buganda Land Board kyamugguddeko omusango ku poliisi ya Old Kampala ku Ref. No 52/07/01/2011, nga bamuvunaana okutunda ebintu by’obuwangwa.

    in reply to: Hima clan And Tutsi Master Conspiracy Plan #27703
    KulabakoKulabako
    Participant

    Naye bwewetegereza na bo mu north balina plan zezzimu bano bakyuusa mannya nebongeramu ebyaabwe, naye Mukama bwaaba takkiriza , nebwonyigiriza

    in reply to: ENTUUYO ZAFFE ENO GYEZISANGIBWA #27702
    KulabakoKulabako
    Participant

    Ku facebook kuliko ebizimbe ebiwera 130 nga byonna bya M7 kyokka sibino byosaawo nti biyambe abantu bonyagulula kubanga nabakolamu bonna ate baluganda abako nabemikwaano naye bwebaba babba with impunity olwo ddi lwebasasula omusolo okujjako nokudda atunda obunyaanya okumwokera omudaala gwe . Abawalabu bwebatuuka ku point of no return ngabakolera abagagga kyokka nakatono oli nagenda nakamuwambako ate nokumukuba nebamu kuba , gweegwo omuyonjo gwenkoko gwetulaba baleteramu Mubarack. Bwotosasira bantu bofuga naawe tebakusasira nga Mukama abanjulidde enyanja nabagamba nti muyiteewo, waliwo obubbi obwenkukunala naye waliwo nobubbi obwomulugube obwokulooka looka nga nebyovubiise tonasobola kubigaaya naye nga wenna oswakidde okwezza bulikamu okemaliremu, bulijjo enkomerero yeemu erindibwa nge mbaga nti byonna bikuyita mu ngalo kubanga ebibbe tebyaala, ate nomwaavu tafugika

    in reply to: Seven People Arrested At Mengo Palace Gate #27701
    KulabakoKulabako
    Participant

    Nange kanyongereze ku mwaami eyemulugunya awo waggulu. Abantu abasasulibwa emitwaalo buli omu esatu nga bawerera ddala 200 babawa zakukuba bukubi mpozzi nokutta abantu abataano bebaali balina okutta naye olwokuba bwaali misana nebakitya okukikola, tebabawa zikuuma byaama , naye nga abantu abamu bebuuza nti nga Katikkiro teyasasula ba Kibooko squard Omulangira Simbwa bweyali atwaala ensonga ze mu kooti ,bwaaba yeyali emabega wabantu baffe bebakuba nga baali bawanika bipande kwebagambira nti Kabaka ateekwa kufuga nga asinziira mu Lubiri Mengo nga Kitaawe , okusinga ebintu ebikolebwaayo ebikontana nobulombolombo bwolubiri.
    Ate nebatakoma awo wokka nebatalinnyayo ababavunaana mu court okujjako okubayungako ebisango mbu banyiiza Ssentongo , olwaleero bakubye balangira nabambejja wamu nabantu baffe abaali balumirwa obwa Kabaka bwaabwe, enkya ajja kuba mulala nga gwebakuba ate mukimunyugunyu era ensi bwenesala ogwakawala nga tewulidde gwa kalenzi , ku fenna tewali ajja kusigaza bijja kubanga abatugibwa amabanja bangi , ate nga abagabawola tebasaaga era tebafaayo kiki ekya Buganda kyebasaanyaawo, munonyereze abatunda Obuganda mujja kwewuunya

    in reply to: ABAGANDA ABAKOZE HELICOPTER #27700
    KulabakoKulabako
    Participant

    ABASAJJA NABAZAANA BA KABAKA EGGULU LYOKKA LYEMUBA MULEKA LIBAZIYIZE , LET THE SKY BE YOUR LIMIT…………KEEP YOUR DREAM LIVE ONE DAY YOU WILL MAKE IT REALLITY

    in reply to: Uganda’s Museveni Vows To Defeat Protests #27635
    KulabakoKulabako
    Participant

    [video]http://http://www.youtube.com/watch?v=pGM1iDOizJU&NR=1[/video]

    in reply to: ‘Walk To Work’ Protests Spread To Arua! #27630
    KulabakoKulabako
    Participant

    The gov is hurting because they even own taxi so they are loosing money there

    [video]http://http://www.youtube.com/watch?v=Q1QeeE4sLkE&NR=1[/video]

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 893 total)