Machati

Forum Replies Created

Viewing 15 posts - 31 through 45 (of 140 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: Olulimi lwa Mawulire Bukedde Luwagira Ebikolobero #26949
    MachatiMachati
    Participant

    Bano ba guy ba bukedde bamanyi nokwewandikira boka amabaluwa nebatekamu byebagala, bwebamala nebalimba mbu waliwo Abaganda abagabawandiikidde.Tewali Muganda yenna akyayinza kugamba muntu kuwa bantu balinyiride nsi batyo kitiibwa bo kyebatewadde.
    uiop.jpg
    Abavubuka muwe abakulembeze ekitiibwa Abavubuka muwe abakulembeze ekitiibwa
    Tuesday, 24 August 2010 Abavubuka abamu eddembe Gavumenti lye yatuwa balikozesa bubi.Mulimu abeefudde abeekitalo ne batandika n’okuvuma abakulembeze n’abantu abakulu.

    Enkola eyo si nnungi n’akatono. Bulijjo tukimanyi nti omuntu omukulu omuto alina okumuwa ekitiibwa kuba bingi byakusinza.Abamu balowooza olw’okuba basomye tewali kye batamanyi.

    Teri muntu yeemalirira ku nsi kuno era wabaayo ky’otamanyi era n’ofuna akuyamba.Omuntu olwokuba towagira kibiina kya mukulembeze wo tekitegeeza nti buli ky’ayogera tekikugasa. Eggwanga tulina okulizimbira awamu.

    Singa abavubuka banaakula nga tebawuliriza kijja kuba kibi eri eggwanga ku ayinza okusalawo kyokka ng’ekintu kikyamu.

    Irene Nambi,
    Kawempe.

    in reply to: Uganda Suspects Rwanda in The July 11 Bombing #26940
    MachatiMachati
    Participant

    Rwanda Sends Spies into Uganda, TZ
    256news Friday, 20 August 2010

    Rwandan has reportedly deployed spies and hit squads in
    Uganda to pursue suspects behind the recent grenade attacks.

    The country has also tasked its intelligence to collect and deliver concrete information on the suspects, their backers and their entire network before action is taken, 256news.com has been informed.

    The development could spark diplomatic tensions between the two countries.

    Reports also say other agents have been deployed in Tanzania and Zimbabwe. Rwanda hopes to smoke out its attackers and their sponsors whom it accuses of seeking to destabilize its development programmes.

    in reply to: Uganda Suspects Rwanda in The July 11 Bombing #26938
    MachatiMachati
    Participant

    Sounds like as Uganda is suspecting Rwanda in the twin bomb attack so is Rwanda suspecting Uganda in the grenades that killed it’s citizens. Just note how Uganda is associating Rwanda with terrorism, while Rwanda is outright calling Ugandans terrorists. Could this be one of the reasons M7 has banned anymore coverage on the topic? Well, was Kalyegira right afterall?He noted that Rwanda didn’t send any message, no condolence note to Uganda after the 11/7 attack.

    Rwanda Warns Terrorists: We Are Watching You!
    Thursday, 19 August 2010

    The Rwandan army has sent a “warning shot” in the direction of any terrorist planning attacks on its territory. A statement from the Rwanda Defense Forces (RDF) spokesperson, Lt. Col. Jill Rutaremara, to 256news.com says Rwanda’s army has a clear picture of the terror network.

    Rwanda has suffered several grenade attacks and is a neighbour to Uganda which was bombed by the Al Shabaab terrorists working together with Osama Bin Laden’s Al Qaeda on July 11. Up to 80 died in the attack. Incidentally, like we reported yesterday, Rwanda accuses Uganda and Tanzania of aiding fugitive Generals to attack the country.

    Since then, regional security is at an all times high.

    Read the RDF statement to 256news.com below:

    PRESS STATEMENT: RDF has clear picture of terror network, individuals involved in mindless criminal acts

    For some time now, criminal elements who are unhappy with the positive developments in Rwanda have been actively involved in grenade attacks targeting innocent civilians. The attacks are aimed at creating fear and panic among the population and portraying Rwanda as an insecure country.

    The Rwanda Defense Force [RDF] wishes to communicate now that it has a clear picture of the terrorists’ network and individuals involved in these mindless criminal acts.

    We now have in-depth information on those involved in mobilization, sensitization, recruitment, training, coordination, funding as well as the sources of the grenades and their distribution network, thanks to effective intelligence system, elaborate coordination with other security organs and the relentless and vigilant population.

    The RDF will leave no stone unturned in exposing and hunting down these criminals who are responsible for the loss of lives of innocent Rwandans and wishes to strongly warn that those involved in these cowardly acts should be ready and fully prepared to pay highly for their crimes.

    The RDF will continue to pursue these criminals and to hold them accountable for their barbaric acts. In the past the RDF has defeated the enemies who attempted to destabilize Rwanda and will no doubt defeat these reactionary criminals.

    The RDF would also like to caution non Rwandans to desist from associating themselves with these criminal elements who are opportunistic, misguided and confused.

    The RDF takes this opportunity to reassure Rwandans that it will tirelessly work to ensure that they enjoy the security and the peace they deserve. The RDF wishes to thank Rwandans too for their overwhelming support in combating the terrorists, for their confidence and for refusing to be intimidated and going about their nation building programs.

    Lt . Col. Jill Rutaremara, Defence and Military Spokesman

    in reply to: Buganda in Mobilisation Overdrive in Diaspora #26931
    MachatiMachati
    Participant

    Abaganda temuddirira mu kubeera obumu – Kabaka
    DAVIS SSEBAGALA
    STOCKHOLM
    Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II azzeemu okukubiriza Abaganda okubeera obumu nga balwanirira ensonga za Buganda. Bino byabadde mu bubaka obwenjawulo, Ssaabasajja bwe yatisse omumyuka wa Katikkiro asooka era Minisita w’ensonga za Buganda ebweru Owek. Amb. Emmanuel Ssendawula eri abantu be ab’e Sweden ne Norway.

    42I.jpg
    Oweek. Ssendaula (owookuna okuva ku kkono) ng’ali n’Abaganda
    wamu n’abakungu b’ebyobulimi ababeera e Sweden

    Mu lukuŋŋaana olwabaganda ababeera e Sweden ne Norway olwatudde
    mu kibuga Stockholm ekya Sweden,Ssaabasajja Kabaka mu bubaka bwe yakinogaanyizza nti ffenna tumanyi bulungi nti abantu nga Mahatima Gandi, Martin Luther King ne Nelson Mandera baanywerera ku bye baali bakkiririzaamu era nebabifuna. Yategeezezza nti newankubadde nti abasatu abo baayita mu bizibu bingi naye abantu be baalwanirira oluvannyuma baafuna eddembe n’essanyu. Bw’atyo n’akiggumiza nti Abaganda naffe tetujja kuzirika, wabula okweyongera mu maaso okulwanirira ebyo byonna ebyatubbibwako mu ngeri ey’amaanyi. Owek. Amb. Ssendaula yalaze obwennyamivu olwababaka ba Palamenti abava mu Buganda olwobutabeera bumu ku nsonga eziruma Obwakabaka.

    Eddoboozi – Omuko guno guddiziddwa buggya nga Muwakanya 17, 2010

    in reply to: OKULUMBA OLUBIRI MU 1966 #26897
    MachatiMachati
    Participant

    Baluganda namaka agatta kitaawe? Osituka okugenda okulaba mukoddomi womutemu eyatta kitaawo? Kitaawo gwewatugambanti wali omwagala nnyo, eyakukkiririzamu nakusomesa nebintu ebingi ebyakuwa omusingi mu bulamu? Eyamutta omusonyiye, otandise nakulambula bakoddomi be?

    Nze kati byanyumya sikyabitegera.

    in reply to: Godfrey Lukongwa Binaisa Dead #26880
    MachatiMachati
    Participant

    He died like he lived, a thief and a murder. May he reap what he sewed.

    Former President Binaisa passes on
    Binaisa.jpg
    Written by Michael Mubangizi
    Thursday, 05 August 2010
    Former Ugandan president, Godfrey Lukongwa Binaisa is dead. He was 90. He breathed his last today morning at his home in Makindye. Family members say he went to his sleep well and died in his sleep at the dawn of the day. His body has been taken to Mulago hospital for a post-mortem report into his death.
    Information Minister, Kabakumba Matsiko said Binaisa will be granted a state funeral, and that Parliament will hold a special session to eulogise him.
    Until his death, Binaisa was the only living former Ugandan president after the passing of Idi Amin and Milton Obote in recent years.
    The first in a family of eight children, Binaisa was born in Mityana to Anania Binaisa and Naome Manyangwa on May 30, 1920.
    In an extensive interview published by The Observer between August-September 2007, Binaisa said he was the only one surviving after the death of his other siblings.
    A lawyer by training, he was Uganda’s only Queens Counsel (QC), a title he got in 1962.
    He was also Uganda’s Attorney General in the 1960s, a job he acquitted with controversy. For instance, it is said that Binaisa advised his boss, President Milton Obote, to attack the Kabaka’s palace which was done on May 24, 1966.
    It is also said that during his tenure as Attorney General, he solely wrote the 1966 ‘pigeon hole’ constitution that abolished kingdoms and made Uganda a republic.

    Fact file

    *Born on May 30, 1920

    *Elected President at Moshi Conference in Tanzania on June 20, 1979

    *Ousted by the Paul Muwanga and Yoweri Museveni-led Military Commission on May 12, 1980.

    *Put under house arrest and later ‘pardoned’ by Obote

    *Flees to exile in early 1981

    in reply to: Ssipolingi Mayi Faaza Lubeeni… #26866
    MachatiMachati
    Participant

    Okunywa

    Kwaniriza oba kusiibula

    in reply to: Two of the principles you live by #26865
    MachatiMachati
    Participant

    Kitange yansomesa nti ebintu nteekwa kubitegeka bwenti;
    Katonda
    Buganda
    Enju yaffe

    Naye kati ndaba bangi amaka gaabwe nebyetaago byaago babissa waggulu wa Buganda nobutebenkevu bwaayo. Abazadde basaanye basibirire abaana entanda y’obulamu nga bagenda mu nsi. Ekyo kyekijja okuvumula enkwe mu Buganda.

    in reply to: MAAMA WA KABAKA MUKAMA AMUYISE #26807
    MachatiMachati
    Participant

    Nnaabagereka aziikiddwa
    SOLOMON KAWEESA

    Nnaabagereka II owa Ssekabaka Edward Muteesa II, Damalie Catherine Nakawombe yazikkidwa olunaku lwe gulo ku Lutikko e Namirembe.

    Ebikonge bingi byamwogeddeko nga omuntu atagenda kwerabirwa mu byafaayo by’obwakabaka bwa Buganda olwobuvumu, amaanyi n’obuzira by’ayolesezza mu bulamu bwe. Yafa mu kiro ekyakeesa bbalaza ya ssabbiiti ewedde mu ddwaliro e Nakasero ku myaka 80 era nga yaziikiddwa ku lutikko e Namirembe olunaku lw’eggulo ku mmande. Bwe yabadde tannaziikibwa, ku ssande waategekeddwawo okusaba okwenjawulo okusobozesa Ssaabasajja Kabaka okwetaba ku mikolo gy’okujjukira obulamu bw’omugenzi.

    Omubiri gwa Damalie Kisosonkole mu lutikko e Namirembe

    Okusaba kwakulembeddwamu omulabirizi w’e Mityana eyawummula, Wilson Mutebi. Yayogedde ku mugenzi ng’abadde omukozi ennyo, ayagala ebyobuwangwa awamu n’eddiini. Omulabirizi w’obulabirizi bw’e Namirembe eyawummula, Balagadde Ssekadde yamwogeddeko ng’abadde mukwano gwe ennyo era ng’ebbanga ly’obulamu bwe bwonna abadde akkiririza mu Katonda. Katikkiro wa Buganda, Eng. John Baptist Walusimbi yayogedde ku mugenzi ng’omuntu abadde alwanirira ennyo ensonga za Buganda. “Omugenzi abadde yeebuuzibwako ku nsonga z’ebyobuwangwa n’ennono.” Katikkiro.
    Nnaabagereka yagalamiziddwa ku lutikko e Namirembe nga bwe yalaama.

    in reply to: Questions And Notes About The Twin Bombs #26781
    MachatiMachati
    Participant

    Ebyaama ku bakubye bbomu

    ….‘Abatujju tebasobola kuwugula uganda ku nteekateeka yakuleeta mirembe Somalia, kyetugenda okukola kwe kwanguyaako enteekateeka ey’okwongera okunyweza eggye lyaffe’. Kulaigye bwe yategeezezza.

    Ebyo nga bikyali awo, gavumenti ya Kenya ekakasizza ng’abatujju mu Somalia bwe bongedde okwenyweza, era nga beegattiddwako ne bannaabwe okuva e Iraq, Pakistan awamu ne Afghanistan.

    Minister wa Kenya avunaanyizibwa ku nsonga z’amawanga Moses Wetangula agamba nti alipoota Kenya zeekunngaanyizza ziraga, ng’abatujju bongedde okwekunngaanya, ekintu ekyongera okweraliikiriza ekitundu kino….
    Gwanga co.ug

    Question: Does peace keeping, or peace enforcing or whatever Uganda is doing in Somalia has to be of the violent nature? Can’t help to this very troubled part of troubled Africa be delivered through peaceful talks?

    in reply to: M7 Using Terrorism & AmericansTo Keep Him In Power #26771
    MachatiMachati
    Participant

    Does USA really need to feed on Our pain like it’s doing?

    SSEMUJJU NGANDA: Ugandans paying for Museveni adventurism
    At a personal level, the Somalia adventure is very rewarding to Museveni. Almost everybody in the US is fed up with Museveni but on the other hand, he is still fighting their wars. And once you agree to sacrifice your people to serve US interests, you will be given some breathing space. They will train your soldiers and give you free military hardware.
    Those are the benefits Museveni is reaping from the Somalia adventure. There are absolutely no benefits to Uganda.

    If we had a sane government, we would never have sent our troops to Somalia. Why make your country a target for terrorist attacks? And which peace are we keeping in Somalia? The obvious answer is that Museveni wants to continue being relevant to the US administration.
    Apart from sending our troops to these senseless adventures, Museveni is still paying what I would term as bribes to key lobbyists in the US establishment to plead his case.
    We have been paying an annual retainer of Shs 600 million ($300,000) to Rose Whitaker’s company, Whitaker Group, in Washington to soften the stance of the US administrators on Museveni.
    Unfortunately the price for his adventurism and overwhelming appetite to remain president is passed onto us.

    Our citizens are being targeted and killed by the Somali militias in Mogadishu and they have now brought the heat closer to home.
    Finally, as we focus on the bomb attacks, let us not rule out the greedy elements within our system. The creators of ghost soldiers are capable of doing anything just to earn billions. When bombs were being planted around Kampala in the late 90s, government used to release Shs 600 million for the Brig Henry Tumukunde led operations every month. The treasurer of those operations, who is now a retired Colonel, is one of the richest men in Uganda.
    Politics is another possibility. Dictators the world over, plant bombs and then use that to curtail people’s liberties, especially the freedom to assemble.
    Let us widen our investigations and for once, Bwana Museveni, you must listen.

    in reply to: Bbomu Za M7 Zibadenga Zitta Abaganda Okuva Mu ’86 #26762
    MachatiMachati
    Participant

    E Kamwookya ku kisementi bakanyugawo grenade mu 1987 eyatta era abantu abawera. omusajja yaali mujaasi nga mu Westerner. Abantu bwebamulaba nakokyinga emmundu, nalinnya ammootoka ya magye omwaali Abanyankole abalala nebagenda nga baseka. Simanyi lwaaki bafuna obusungu ku bifo Abaganda webasanyukira. Okuviira ddala Museveni bweyajja mu bufuzi, bbomu zino zeyongera okubeera enyingi. Bbomu zino zezadibya ebisementi bino ebyaali bikyaase nga buli omu aggulawo ekikye. Olugambo lwayiita nti bali baggudde ebikaali byaabwe nga tewali abigendamu. Abaganda nga bagenda mu bifo byebaali bamanyidde. Kwekubisulangamu grenade. Songa nobukyaayi nabwo abantu bano balina bungi. Tewali ba terrorist bano ba Nyamulenge bebasse abantu baffe!!

    in reply to: It Shouldn’t Have Been You Sheik Yusuf Sheik Issa! #26761
    MachatiMachati
    Participant

    Kigambibwa nti Senkumba yakwatibwa nga bomu tezinnabaawo. Nabeera deported okuva e Kenya, kino Kenya bulijjo ekikola okukola emisaako egikwata banna Uganda nokubazza. Wabula kati Senkumba ateekeddwa ku lukalala lwabo abagenda okusibibwako omusango gwobutemu bwabanyamulenge. Bannange Abaganda, tufa tuggwaawo!! Bano abasajja beyogeza beyogeza nga bamaze okututemula, Abaganda ffe tufa!! Teri ba terrorrist, ono Museveni yennyini nabasajja be. Laba ne Senkumba bamukubye nebamutulugunya yenna!

    Ali Isa Senkumba eyakolaganye n’abatujju abaateze bbomu
    Bya James Kabengwa
    Wednesday, 14 July 2010
    ssenk.gif
    POLIISI y’e Kenya ekutte Munnayugada agambibwa nti ye yakolaganye ne bannalukalala ba al Shabab okukuba bbomu mu Kampala.

    Ali Isa Ssenkumba enzaalwa y’e Butambala poliisi y’e Kenya emukwatidde Nairobi ng’adduka okwegatta ku banne e Somalia n’akomezebwawo mu Kampala n’akwasibwa poliisi ya wano.
    Agattiddwa ku banne abalala bataano poliisi be yasoose okukwatira mu Uganda. Ababiri baakwatiddwa kuva Makindye. Bano bagambibwa okuba Abasomali. Abasajja abalala basatu bagyiddwa mu Kampala wakati.

    Bbomu zino ezaatulika ku Ssande ku Ethiopian Restaurant e Kabalagala ne Lugogo Rugby Club zaakatta abantu 80. Kigambibwa nti Bannalukalala bazeesibyeko ne bazetulisizaako era emitwe gyabwe gyasigaddewo ennyama yonna ku mubiri n’esesebbuka.

    Emitwe gino giri mu ggwanika e Mulago.

    Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, Judith Nabakooba yategeezezza abaamawulire mu lukung’aana lwa yatuuzizza eggulo nti:“Ssenkumba yakwatiddwa e Kenya bwe yabadde adduka. Poliisi y’e Kenya bwe yamukutte n’emutukwasa”.

    “Tulina obujulizi n’obubonero obukakasa nti Ssenkumba alina akakwate ka maanyi nnyo ne bannalukalala ba Al Shabab.

    Waliwo banne abalala bataano betutannayagala kwatuukiriza abamaze edda okukwatibwa,”Nabakooba eyabadde ayogerera ku kitebe kya Gavumenti eky’Amawulire bwe yategeezezza.

    Kigambibwa nti Ssenkumba yakkirizza nga bw’abadde akolagana ne bannalukalala ba Al Shabab nti era yabadde mu lukwe olwasse abantu.

    Abantu 71 be baafiriddewo abalala basatu ne bafiira e Mulago. Bannayuganda baafudde 63, Munnakenya 1, Omumerika 1, Ethiopia 1, Eritrea 6, Srilanka 1 n’Omuyindi omu.

    Omwogezi wa Al-Shabab, Sheikh Ali Mohamud Rage yavuddeyo ku Mmande ne yeewaana okutega bbomu.

    in reply to: M7 Using Terrorism & AmericansTo Keep Him In Power #26753
    MachatiMachati
    Participant

    Seems like America has to be careful and to guard it’s war on terrorism jealously. These African dictators are hell bent to make a joke out of it!

    Zimbabwe charges officials linked to alleged terrorists

    By Kitsepile Nyathi
    Wednesday, July 14 2010
    Daily Monitor Correspondent
    Harare

    A Zimbabwean court has charged two immigration officials for facilitating the entry of two alleged Pakistani terrorists using fake Tanzanian travel documents.

    The two Pakistanis, Imran Muhammad and Chaudry Ahmed Pervez Warraich were arrested at the Beitbridge border post early last month on suspicion that they were wanted terrorists.

    But last week they were charged with a lesser crime of violating the country’s Immigration Act. The two Zimbabwean immigration officials, Sekayi Shamido and Joseph Mambanje appeared before a Harare magistrate charged with criminal abuse of duty as public servants.
    They were remanded in custody until July 23 on $100 bail each.

    in reply to: Abaganda abafiiridde mu Bbomu za 11 July #26744
    MachatiMachati
    Participant

    Mulago Hospital doctor loses daughter
    Tuesday, 13th July, 2010
    nassozi.jpg
    Nassozi

    “SHE was committed in whatever she was doing and a loving person. It was was difficult to change her mind if she felt what she was doing was right,” were the words Dr. George Ssessanga used to describe her late daughter Irene Nassozi.

    Ssessanga works with Mulago Hospital.

    Nassozi, the third born of six children, graduated with a bachelor of commerce degree from Makerere University Business School three years ago.

    She was working as a cashier at Case Western Project at Mulago.

Viewing 15 posts - 31 through 45 (of 140 total)