Machati

Forum Replies Created

Viewing 15 posts - 121 through 135 (of 140 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: Ebigambo By’obuganzi (Luganda Terms Of Endearment) #24996
    MachatiMachati
    Participant

    Omweyagalire

    in reply to: Woman Arrested After Killing Grandpa With Much Sex #24995
    MachatiMachati
    Participant

    Kino bakiyita batya?

    Olwamaze nagenda.
    Coming and going at the same time.
    What a way to go though?

    in reply to: Why Envy Buganda’s Prominence? #24994
    MachatiMachati
    Participant

    Tekirina kyekituyamba okwebuuza lwaki amawanga amalala gatulinako ennugu. Abennugu tebetaaga nsonga. Ebyo byebikumidde Africa emabega, kutuula kweyagaliza nga tebeyamba nakuwalana batabalinako mutawana. Mubaleke badde mu kusitama ku makubo nokufujja nga bwebakola ennugu. Ffe tulwaane kubegagambulako, twesibeko olukomera tulyoke tukwazze emirimu gyaffe nokwekulakulanya. Baligenda okuzuukuka nga nekyebalya tebalina bali mukukolima nakutunula mpwangali.

    in reply to: Otunnu Pokes Finger Into Dead Republic’s Carcuss #24993
    MachatiMachati
    Participant

    Busagwa wrote:

    Quote:
    Simply because abo bonna ba Lukyamuzi,Obote,Museveni ne Otunnu waabwe bali mu Conspiracy ya kusaanyawo Baganda!! oyo yenna eyali mu Kampala ku Obote II ajjukira bulungi Panda gaali ne Ebikwekweto ekiro mu matumbi gobudde! abo bonna bebatwaala nakati teri amanyi mayitire gaabwe!! Kabulangane Otunnu..Banna Uganda naddala Abaganda kuluno tetulina kukkiriza buli omu mbu yanatununula!! Ffe fenyini tulina okwerwanako..Abatutta basinziira
    mu Buganda..

    Busagwa ssebo abo bonna boyogeddeko awo tekuli mutegeevu. Bogera ku Amin kubeera nga yali teyasoma, naye bonna si bagunjufu. Babbi ate batemu. Buli mulyaak yenna yeyagaliza Obuganda okubuyisa obubi. Bava mu mawanga amalala, naye nga ababagulirawo bava mu Buganda mwenyini. Buganda awo weyatuuka, buli omu awulira asobola okutufuga. Abaganda tulina okwegatta tweyambule ekikoligo kyobujega kino ekyatwambazibwa oba si ekyo abayaaye nabalyaake bonna bajja kujja mu mpalo nga batubba bwebatutta. Leero abo ba Otunnu tetujja kubakkiriza kuyitawo. Ate Mengo ajjukire nti akikirira bantu, okwessa mu kutabagana nga Abaganda bokikirira tebagala kutabagana na bantu batta Kabaka waabwe, obeera obeyawuddeko, nga olwo gwe wekka gwe omanyi ani gwokikirira.

    in reply to: Otunnu Pokes Finger Into Dead Republic’s Carcuss #24908
    MachatiMachati
    Participant

    Eno ye article eyasemba ku radio Katwe. Kirabika nti oba Olara Otunnu yeyawabndiikanga radio Katwe oba amanyi abagiwandiikanga. Kubanga yali musajja waabwe wamunda yali amanyi ekigenda mu maaso buli wamu. Abo abali mu byobufuzi ebyatta enkuyanja yabantu bonna bateekwa kuteekebwa ku misango gya butemu. Era United Nation yekuba tteke bweyamuwa ebitiibwa. Yalagira ddala bwekiri nakyo ekibiina kyabantu abatafaayo ku bulungi bwabantu.

    How Olara Otunnu frustrated Tito Okello, opened way for NRA victory
    Published : 20 Jan 2009, Kampala

    Comment by Radio Katwe Management:- We have had to edit Aluma’s message because it was not clear. When you are writing such important Ugandan history, Aluma and others, we request that you please take time and explain things well because many Ugandans who read Radio Katwe today were small children at that time and cannot understand this history.

    For those who don’t know, Olara Otunnu was the young man who was chosen by the Military Council of General Tito Okello to become Uganda’s foreign minister after the Obote II government was overthrown in 1985. Olara Otunnu is also a cousin of the late Tito Okello.

    When Tito Okello overthrew Obote, he brought back many former Uganda Army soldiers who had served under Idi Amin and who after the 1979 Liberation war had fled to Sudan and Zaire.

    These are the men who came to Kampala under Major Amin Onzi and others and we used to call them the “Anyanya” but there were also some Sudanese supporting Okello’s coup.

    It is also important to know that the fact that Tito Okello an Acholi could bring back Amin’s men to work alongside him shows that maybe he knew that all along Amin’s army was not so murderous as we were told. We leave history to judge this matter.

    Then the story of Brig. Toko slapping Museveni is true. Actually what happened was that during the peace talks, Museveni was behaving the way General Laurent Nkunda is behaving now in Congo whereby you agree to go for peace talks as a way of consolidating your military position and getting reinforcements.

    Once you have reinforced, you come out and claim that the side you are negotiating with has violated the peace terms and so you are going back to fighting. President Joseph Kabila of the DRC it seems is too inexperienced to understand the way Museveni and his stooges like Nkunda and Kagame behave during peace talks.

    This tactic was also used to weaken and eventually topple President Juvenal Habyarimana’s government. Apparently, Museveni taught his boys, because that is how the RPF to become strong and eventually to take power in Kigali.

    But back to Toko, he stood up at one point during the talks and walked over to where Museveni was seated and slapped him badly, shouting ?Museveni, why are you fighting your wars in Uganda when you are not even a Ugandan?

    Security had to rush in and cool Toko down. President Daniel arap Moi who was presiding over the talks ordered the media?s cameras to be taken and the film of Toko slapping Museveni to be destroyed. There was a media blackout on the incident and the NRA negotiating team demanded that Toko should be removed from the Tito Okello negotiating side as a condition to remain in the talks.

    That is how Toko who was from West Nile and the Vice Chairman of the Military Council left the Nairobi peace talks and when Museveni took power, Toko refused to step in Uganda for many years.

    Museveni used another man with West Nile blood, Col. Kahinda Otafiire, to try and convince Toko to return, which he did in 1993. When Museveni said at Kololo airstrip in 1993 Independence Day that Ugandans should never allow to hand power to swine, Toko was seated in the VIP stand behind Museveni and sources in Arua tell us that Museveni was aiming the statement at Brig. Toko.

    When you see the Acholi fighting Museveni for many years and you see Joseph Kony persisting, it is because of this bitterness which Aluma is telling us about.

    The UNLA had defeated Museveni militarily and up to now it hurts Museveni to admit that. The NRA took power in 1986 not because it was strong but because there was misunderstanding within the Military Council and within the UNLA at the time.

    It is like how Sheffield United can take advantage of a defensive error within Arsenal and end up scoring a surprise goal although Arsenal is normally the stronger team.

    You can see that Museveni has failed to defeat Kony. The Acholi had power in their hands in 1985 and they could have held it for a long time because they are very serious soldiers and brave. But it was defensive errors which cost them power.

    That is also why Museveni maintains a huge PGB to guard him. He is still disturbed by the fact that he came to power through a defensive error by the Okello junta, not because his boys with their big hips were great commanders.

    He also gained the civilian support and international media support by fighting a cynical war in Luwero whereby Museveni used the NRA to massacre civilians, blame the UNLA, and turn civilians against Obote.

    This is how we should understand the Maruru story and Aluma’s letter responding to it.

    in reply to: Kivejinja advises Mengo to court Parliament #24860
    MachatiMachati
    Participant

    Mugambe amawanga amalala, mugambe ono, mugambe oli, mugambe parliamnet. Banobonna bagezaako kuvunamya Buganda. Eggwanga eryessamu ekitiibwa terivunamira balala.

    in reply to: Is it Ever Cool To Be A Fool? #24859
    MachatiMachati
    Participant

    Nga abakubanja bazze ku lunaku lwokusasula nga sente tonnazifuna. Newebuzabuza nga bwobadde tojjukira nti lwelunaku lwa kalagane, okwo kwoteeka nokusaba bakujjukize sente mmeka zebakubanja.Kiyamba kali ka sinnazifuna,okugira nga okyakatereka nokakozesa olunaku olulala.

    in reply to: TEMUTYA – BWAATYO BWAYOGERA MUKAMA #24858
    MachatiMachati
    Participant

    A Christian friend told be that actually, it’s not true that “fear not” occurs 365 times in the Bible. After he did a search for “fear not” in an online version of the Authorized Version, “fear not” came up only 75 times, including those occurrences in the Apocryphal books (those not recognized as canonical by Protestant churches). Much as it’s been said, but that there are 365 “fear nots” in the Bible is simply not true.

    in reply to: Tetujja kugobaganya bagwira – Mengo #24794
    MachatiMachati
    Participant

    Ate olwo abalaalo bebakaleeta abagugubye ku bibanja bya bantu byebababyeko?

    in reply to: Kitalo Nnyo Ekya Nnalinnya Nkiinzi Catherine #24778
    MachatiMachati
    Participant

    Kitalo nnyo.

    in reply to: Lwaaki Abolulyo Olulangira Bogera Ebikosa Buganda? #24777
    MachatiMachati
    Participant

    Lwo olulyo lw’Abalangira luteekwa okwetegekera Buganda empya. Ebintu bingi ebigenda okuseeseetulwaamu kko, olwokusobozesa Obuganda okuyimirira nga eggwanga mu mawanga gensi agemanyi.

    in reply to: Lwaaki Abagalana Belumya? #24776
    MachatiMachati
    Participant

    Wamma ddala bwemumala okwebonerezaamu, ate omukwano mugusanyukira nga mupya. Gubanga olunaku olwakakya. Singa tebuziba singa tetumanya njawulo eriwo, oba nomugaso gwe kitangaala, ne kizikiza. Okwelumyalumyamu kituufu kukuza nokuggumiza omukwano.

    in reply to: M7’s Letter To The Banyoro #24775
    MachatiMachati
    Participant

    Abanyoro bo ebyafaayo bamanyi ebyo byokka okuva abazungu bwebajja, tebajjukira byebakola nga abazungu tebannajja. Bano be bantu abafuula ebikolobero Abazungu byebakola abaddugavu ku Ssemazinga wa Africa yenna ebyokusaaga. Ebigendererwa byaabwe byenyini bibagatta wamu ne ba Hima /Tutsi Empire builders, ba Kitara Empire bwebatyo bwebaali bulijjo bwebakyaali nakati. Tebafiirwa kakisa, era endagaano zebakoze ne ba Museveni mpitirivu obungi, lwakubaremerera.

    Kino kye kiwandikio kya Minister waabwe Kasaija nga awa ebiragiro ebigoba abantu mu Bunyoro,wadde nga bo Abanyoro abali naddala mu Buganda tannabayita.

    Click to access banyoro-bafurukyi-memo.pdf

    in reply to: Twakoowa!! Omanyira Ku Ki Nti Ddala Kati Okooye? #24774
    MachatiMachati
    Participant

    Okuyita mu Kampala nempulira abantu abo nga bogera ennimi zaabwe nga nnesisiwala, nga sagala nakubatunulako, awo wenamanyira nti nkooye. Mumbeera yabulijjo bwenkowa omuntu oba ekintu nga nneyongerayo. Nekaakati mpulira Abaganda tuludde nnyo mu mivuyo gino.

    in reply to: Tulwanirile Buganda Nebyaayo (The Movie) #24733
    MachatiMachati
    Participant

    Busagwa wrote:

    Quote:
    Machati kati nange nkutongozezza nga Omu ku basajja ba Kabaka
    atanywa guteeka..webale ka Filimu aako…Tweyongere nnyo okukubi
    riza abantu baffe nga tuyita mu mizannyo gyaffe ne Radio zaffe okweyambula ekkoligo..lya Banyamulenge.. WANGAALA NYO AYI SABASA
    JJA KABAKA MAGULU NYONDO CUUCU EMPOLOGOMA YA BUGANDA..

    Mbadde simanyanga nti muli wano. Nammwe mwebale omwooyo gwa ggwanga lyaffe Buganda.

    Awangaale Ssaabasajja Kabaka Mutebi Magulunyondo Cuucu Nantawetwa.

Viewing 15 posts - 121 through 135 (of 140 total)