Mulongo

Forum Replies Created

Viewing 15 posts - 16 through 30 (of 937 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: GRASSROOTS LETTERS IN ENGLISH #28068
    MulongoMulongo
    Participant

    [attachment=2602]01-Original151.jpg[/attachment]

    The signed copy is not readable! I’ll just copy and paste.

    in reply to: GRASSROOTS LETTERS IN ENGLISH #28067
    MulongoMulongo
    Participant

    THE BAGANDA GRANDPARENTS’ LETTER TO QUEEN ELIZABETH OF ENGLAND

    BK/BBI1/IND-BUG

    7th February 2012

    Her Majesty Queen Elizabeth II
    Buckingham Palace
    London SW1A 1AA
    United Kingdom

    Your Majesty,

    RE: INDEPENDENCE/FREEDOM FOR BUGANDA

    Ba Jjajja Ba Buganda is Luganda for The Grandparent Generation of Buganda. We are a group of senior citizens inside the The Bazzukulu Ba Buganda International grassroots organization. We have deep concerns regarding the state of things in Buganda, in relation with the rest of Uganda. We have witnessed the course of events in Uganda, from the time it began its self-rule. It always changes regimes through war. The accumulation of unresolved political issues has already caused social unrest. As we watch our younger people, we step forward in advocacy of a change management strategy.

    Buganda was coerced into becoming part of this country-Uganda. Ever since, there has been nothing but bloodshed. The number of people of Buganda murdered by the successive Ugandan governments is in millions. Moreover, suffering and deaths continue. To date, Baganda children are murdered in sacrificial rituals, Baganda people raped in broad daylight, bludgeoned with iron rods, burnt with acid, whole families butchered and many innocent Baganda locked up in prisons as violence in our nation Buganda escalates to an unprecedented degree. Uganda is perpetrating a high-key systematic genocide on the Baganda people. There is land grabbing, disinterment of our dead, burning of schools and work places, destruction of shrines, desecration of our norms and traditions, as well as violation of the ecosystem and distortion of our history.

    The Late King Edward Muteesa II of Buganda and his government had given Buganda’s participation in the Uganda experiment 25 years of probation. That was in 1962. Just four years later, the legitimate government was overthrown, all agreements scrapped, excluding Buganda from the union. The first genocide against the Baganda was carried out. The probation years ended, ingloriously, while the word Uganda became globally synonymous with atrocities. Buganda must stand as the Almighty God created it. Free. Too many lives have been lost. This year, while the rest of Uganda celebrates 50 years of Independence from Britain, with the reflection to her Majesty’s Jubilee; Buganda is counting yet another year in bondage. What Buganda needs is her independence/freedom.

    Your Majesty is the head of the Commonwealth – (a major force for change in the world and of which Uganda is a member State), Governor of the Church of England and defender of faith. The United Kingdom government presided over the formation of the country Uganda. It must know how to undo it. Otherwise, we would just as much appreciate Your Majesty’s intervention on this issue.

    We thank Your Majesty for your time. God bless the Queen and the Kingdom of Buganda.

    Sincerely yours

    ………………………
    Rev. Fr. Irineos Magimbi
    Chairman/Secretary
    Ba Jjajja Ba Buganda.

    CC Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II of Buganda

    in reply to: Katikkiro ku kutwaala Kabaka ewa Mugula #28039
    MulongoMulongo
    Participant

    Yooyo mukulu Katikkiro. Lwaaki teyasooka kutegeeza ba Mamba bwekiba kikulu bwekityo nga kiyinza nokuleeta obuzibu nalyooka akola? Abaganda tulabika tujja kulaba nyo ennaku ne Katikkiro ono.

    in reply to: Nzaaba owe myaaka 20 yasse Kisitu #27991
    MulongoMulongo
    Participant

    Agambibwa okusalaasala muganzi we poliisi emutaasizza
    Jul 10, 2012
    Bya Sarah Zawedde

    OMUSAJJA eyasazeesaze muganzi we ebiso n’amuyiwa ebyenda awonye okuttibwa abatuuze ababadde batabuse bwe bamuzingizza ng’ayingira ekikomera kya mukamaawe w’akolera.

    Edwin Tinkasimire 25, yakwatiddwa ku ssaawa nga 2.00 ez’ekiro ky’Olwokutaano.

    Abatuuze mu Sempa Zooni e Kawempe baamutaayizza ku ggeeti ya mukamaawe, Patrick Tumwine gy’abadde akola ogw’okusaawa mu luggya ng’akonkona bamuggulirewo ayingire.

    Baamukubye nga baagala okumutta wabula poliisi yatuuse mangu n’emubataasako .

    Kiddiridde Tinkasimire okuzingiza abadde muganziwe, Peace Nalwadda (25) mu kiro ekyakeesezza Olwokutaano n’amusalaasala ebiso mu lubuto ebyenda ne biyiika. Tinkasimire yafulumye omuzigo muganzi we mw’abadde asula nga yeewaana nga bw’amumalirizza. Omupangisa eyasoose okumusanga, Latifah Nanyiti yamulabye nga yeeyambuddemu essaati ng’ajudde omusaayi wabula n’abulira mu kakubo akatono akasalinkiriza ku kiyumba ekizimbibwa mu maaso g’omuzigo mwe yamuttidde.

    Ssentebe wa LC1 mu Sempa zooni, Sulayiman Kibirango yagambye nti abatuuze baasoose kumukuba ne baagala okumutta era poliisi we yatuukidde nga takyategeerekeka n’emutaasa natwalibwa ku poliisi y’e Kawempe gy’akuumibwa.

    Akulira bambega ba poliisi e Kawempe, Wilber Wanyama yagambye nti Tinkasimire yatwaliddwa mu ddwaaliro e Mulago okumujjanjaba ebiwundu by’alina ku mubiri era akuumibwa butibiriri. Yagambye nti yagguddwaako omusango gw’obutemu nga fayiro yaakutwalibwa ew’omuwaabi wa gavumenti, oluvannyuma atwalibwe mu kkooti avunaanibwe.

    in reply to: Nzaaba owe myaaka 20 yasse Kisitu #27990
    MulongoMulongo
    Participant

    Ayokeza bba butto ng’amutebeereza okufuna omukazi omulala n’amulekawo
    Jul 15, 2012

    [attachment=2579]namara.jpg[/attachment]

    Batte mu ddwaaliro e Mulago. Ate ku ddyo, Namara eyayokezza bba ng’ali ku poliisi e Buloba.

    Bya Job Nantakiika

    OMUKAZI ow’abaana omunaana atadde butto ku ssigiri n’atokota bulungi oluvannyuma n’amuyiira bba ng’amteebereza okuba n’omukazi omulala.

    Jamil Batte, 35, omusuubuzi mu katale e Nateete gwe baayiridde olweje lwa butto, mukyalawe Sumayiya Namara 31 omutuuze w’e Ssumbwe mu Wakiso bwe yamuteeberezza okuba n’omukazi omulala. Batte kati apooceza mu ddwaaliro e Mulago.

    Namara yategeezezza nti omusajja ono abadde ayitiridde okumutulugunya oluvannyuma lw’okusuulawo famire ye ey’abaana omunaana n’agenda n’abakazi abalala nga buli lw’akomawo awaka ate n’atandika okumukuba emiggo nga n’oluusi mukaziwe amukubira essimu n’amuvuma.

    Gye buvudddeko, Namara yasitula abaana baabwe omunaana n’abatwala ku poliisi y’e Bulenga ng’agamba nti Batte yamusuulawo talina ky’aliisa baana bano nga n’okusoma tebakyasoma.

    Namara agamba nti baali bubi nnyo kwe kugenda mu bazadde be n’afunayo kapito era n’agulira bba pikipiki n’atandika okuvuga bodaboda era n’agula ne poloti omuli enju enju gye basulamu kati, kyokka embeera bw’eteredde bba n’amwefuulira.

    Namara agamba nti abadde asuubula amatooke n’agaleeta mu Kampala kyokka Batte bwe yali agenda awa mukaziwe nti n’amunyagako kapito obukadde busatu n’emitwalo 30 n’amuleka nga talina ky’aliisa baana nti era n’endagaano ya poloti nayo yagenda nayo.

    Akulira poliisi y’e Bulenga, Peter Hibugo yategeezezza nti ayogedde ne Batte emirundi mingi ng’amugamba akyuse ku mpisa atandike okuyamba famire ye naye yeeremye nti era fayiro kwe babadde bamuvunaanira omusango gw’okusuulawo famire ye eri nnamba SD/14/04/07/12.

    Batte yategeezezza nti baludde nga bagugulana ne mukaziwe nti kubanga awuliriza nnyo eng’ambo era aludde ng’amwewerera okumutuusaako obulabe. Yeegaanyi eky’okubba ssente n’agamba nti omukazi yamusanze mu buliri ku makya ssaawa 3.00 n’amuyiira butto. Poliisi y’e Buloba yabadde ekutte omukazi kyokka oluvannyuma n’emuta era O.C, Gerald Kaheesi n’ategeeza nti tebasobola kumusiba na baana munaana. Yagambye nti bagenda kumubuulirira amanye nti kye yakoze kikyamu.

    in reply to: List Ya Abalabe Ba Buganda Abomunda #27987
    MulongoMulongo
    Participant

    ‘Kabaka can be removed’

    Monday, 21 September 2009 09:55 Written by OBSERVER TEAM
    Muganda Minister advises Museveni

    A new eyebrow-raising account of the September 10 State House meeting between President Museveni and Buganda MPs at the peak of the stand-off between Buganda Kingdom and the Central Government reveals that some senior Baganda government officials turned their guns on the Kabaka.

    The Observer has learnt that a long-serving Muganda minister, Janat Mukwaya, suggested during the meeting that the king who was considered the cause of the riots could actually be forcibly removed by his subjects for misbehaving.

    The most senior Muganda official in government, Vice President Gilbert Bukenya, called for tougher action against the media and the kingdom.

    He wondered: “Where should a cultural leader stop?” This was in response to Museveni’s lamentation that the Kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II, was fiddling with everything in the land.

    Sources at the meeting have told us that MPs appeared to be competing to impress the President in their anti-Buganda presentations. Below is a carefully written account of what was said by some of the Buganda MPs, according to sources who attended the meeting.

    Prof. Gilbert Balibaseka Bukenya (Vice President and Busiro North MP)

    I thank Your Excellency for the strong stand you have so far taken. We should quickly come up with stringent guidelines on the press and radios. Where they have reached, they have become a menace. (CBS had just been switched off air).

    Where should a cultural leader stop?

    It sometimes sounds ridiculous when I hear Betty Nambooze representing Kabaka and talking politics. I hope the Kabaka can be told in no uncertain terms not to go to Kayunga. This is because Kayunga comprises all tribes of Uganda.

    Robert Kasule (Kyadondo North)

    Who is in charge of MPs? The first time it was Theodore Ssekikubo speaking for Buganda MPs, the next time it was Ibrahim Lubega Kaddunabbi. Who is supposed to give the position of Buganda NRM MPs?

    I was shocked, Your Excellency, when I learnt that MPs from Buganda had been summoned to the Members’ Lounge at Parliament to receive instructions from Mengo that were delivered by Betty Nambooze. That is why I didn’t join them when they walked out of Parliament yesterday, September 9. (He is booed for what colleagues perceived to be deliberate lies and Museveni has to shout: “order, order” several times).

    Janat Mukwaya (Mukono South MP, and General Duties Minister)

    I thank you Mr. President for the action you have taken so far (deployment of the Army/Police and closure of CBS).

    The Bakobi (ordinary people) can remove the Kabaka when he is not behaving well. Yes, it is provided for in our culture and norms Bakopi can remove a king. We didn’t fight to bring freedom only for it to be excessively abused by the lawlessness and recklessness on radios. Excessive freedom is being abused.

    Tom Kazibwe (Ntenjeru South, Kayunga)

    Mr. President, who do you recognise as Ssabanyala? There is Kimeze who is hated by many Banyala, there is Nkojo who is recognised by some, and there is Namuyonjo as well. There is no consensus as to who the leader of Banyala is.

    Besides, it is too late for you to stop the visit of the Kabaka. You should have stopped it long ago if you knew it was not right. Stopping it now could be chaotic.

    Florence Nayiga (Woman MP, Kayunga)

    Mr. President, the people of Bugerere, including Banyala, are prepared to receive the Kabaka. In fact, the youth are jubilating because they want the Kabaka to give them part of the Shs2 billion (prosperity for all) money that you gave him. You said Nakasongola passed a district resolution against Kabaka’s visit. In Kayunga the district resolution is that the Kabaka should come. Museveni responds by telling Nayiga that the main issue is joogo (disrespect)!

    Peter Nyombi (Nakasongola).

    Article 246 of the Constitution envisaged that Parliament or the Executive will make a law to operationalise traditional institutions. I am surprised we have not dealt with it. (This became part of the resolution and part of Museveni’s address to Parliament last week).

    Charles Bakkabulindi (Workers’ MP and Minister of State for Sports)

    Your Excellency, I am surprised you are curtailing Police from exerting itself. You need to leave Police to use full force to deal with the situation.

    Joseph Mugambe (Nakifuma)

    Mr. President, we shouldn’t allow minority dictatorship. The Banyala are just 7,000 in that area, while Baganda are about 90,000. The Banyala are now going to suffer a backlash. What is it that you benefit from elevating the minority over majority? There are more Kusu from Southern Sudan in that area because it neighbours my constituency. The Kusu on Friday had their cultural assembly and they were given security. Suppose Nubians in Bombo woke up one day and stopped the Kabaka from going to his Bamunanika palace!

    HOW CAUCUS WAS BROKEN

    Before meeting the President, Buganda MPs had planned to meet and generate consensus amongst themselves, but our sources tell us that state agents ensured that this meeting flopped.

    President Museveni reportedly phoned some key power-brokers and asked them to abandon the pre-Entebbe Buganda Caucus meeting.
    Consequently, the Chairperson of the Buganda Parliamentary Caucus, Rose Namayanja Nsereko, sent phone messages canceling the meeting that was scheduled to take place on Thursday, September 10, at Parliament.

    Namayanja reportedly claimed that some of the caucus members were attending an emergency Cabinet session. The reason some MPs suspect foul play on the part of Namayanja is because she had earlier hidden away from the group when they wanted the caucus to discuss the standoff between President Museveni and Buganda.

    In attendance were

    Gilbert Bukenya (Busiro North)
    Joseph Kasozi (Youth)
    Peter Nyombi (Nakasongola)
    Sulaiman Madada (Bbale)
    William Nsubuga (Buvuma)
    Maguli Maali (Kooki)
    Grace Namara (Lyantonde)
    Isaac Sejjoba (Bukoto Mid-West)
    Farida Najjuma (PWD)
    Mary Nalugo (Mukono)
    John Bosco Lubyayi (Mawokota South)
    Haruna Salabya (Kassanda North)
    Florence Nayiga (Kayunga)
    Sarah Nansubuga (Ntenjeru North)
    Aboud Kitata (Bukoto West)
    Vincent Nyanzi (Busujju)
    Pius Mujuzi (Kyotera)
    Lule Mawiya (Kalungu East)
    Theodore Ssekikubo (Lwemiyaga)
    Peter Mutuluza (Mawokota North)
    Iddi Kisiki Lubyayi) Bukomansimbi)
    Anthony Iga (Kalungu West)
    Rose Namayanja (Nakaseke)
    Katende Ssematiko (Mityana North)
    Kazibwe Tom (Ntenjeru South)
    Margaret Zziwa (EALA)
    Janat Mukwaya (Mukono South)
    Fred Badda (Rujumba)
    Syda Bbumba (Nakaseke)
    Charles Bakkabulindi (Workers)
    Ali Sekyanzi (Bamunanika)
    Joseph Kifomusana Mugambe (Nakifuma)
    Mathias Kasamba (Kakuuto)
    Grace Tubwita (Nakasongola)
    Mike Sebalu (EALA)
    Ibrahim Kaddunabbi (Butambala)
    Rebecca Nalwanga (Luwero)
    Nalubega Mariam (Youth)
    Sylvia Namabidde (Mityana)
    Bakaluba Mukasa (Mukono North)
    Ruth Kavuma (Kalangala)
    Sauda Namaggwa (Masaka)
    Apollo Nsibambi (sent apologies)
    Moses Byaruhanga (Presidential aide)
    Abbey Mukwaya (Political Director)
    Amelia Kyambadde (PPS)
    newseditor@observer.ug

    in reply to: List Ya Abalabe Ba Buganda Abomunda #27828
    MulongoMulongo
    Participant

    http://www.youtube.com/watch?v=NTGmsQpWF0I&feature=relmfu

    Abantu bakoowu!! Abanalwa okuyiga bajja kubonabona nnyo.

    in reply to: BUGANDA REPOSE VERSUS MUNANSI RADIO IN USA #27825
    MulongoMulongo
    Participant

    Semagulu should be speaking for himself. Abasinga tuli bakoowu!

    Re: {UAH} RADIO MUNANSI USA allegedly are on pay roll to lobby 4 image of Acholi and Lango
    Kizito etcetera,
    One of the reasons why Buganda has failed to succeed in despite many efforts is because of those among us who think that they are more Baganda than Nanyinumu. The fringe extra radical wing who think that Buganda has nothing to do with Uganda. Many of us are not in this isolationist mode. From the Bafumbira to the Dodoth we are all partners in pursuance of Federalism. When we call for federalism we call for it across the country. The 1960’s setup, was just that a setup to fail Buganda. As we accuse the Acholi (who are actually are not the central players in the Luwero Massacres [ the killers were primarily, Youth wingers and Special force members]) we need to recall that the Ssebirumbis, Paulo Muwango, Kanyamusayi were from the Bantu speaking regions of Uganda, prominent among them was Rwakasisi, who happens to be Museveni’s friend now. This negative tribal centered talk must stop if Buganda is to achieve what we demand for.
    K.N. Ssemagulu

    in reply to: List Ya Abalabe Ba Buganda Abomunda #27964
    MulongoMulongo
    Participant

    Bya BENJAMIN SSEBAGGALA

    MINISITA w’abavubuka e Mmengo Florence Bagunywa Nkalubo agambye nti ekiseera kituuse Buganda edibye obuwangwa obumu kubanga tebukyalina makulu.

    Yagambye nti akalombolombo ka Kabaka okusooka okusisinkana Nakku ng’anaatera okuwasa tekikyalina makulu balina okukisuula.

    Bagunywa bino yabyogedde atongoza Good Will College e Bunnamwaya Kisigula ku nkomerero ya wiiki ewedde.

    Bagunywa yasoose kwetondera abaabadde ku mukolo olw’okujjira mu biteteeyi ku mukolo gwabwe ng’agamba nti yabadde alina enkiiko endala ze yakeddemu ezaamasomero ezaabadde zimwetaagisa okwambala bw’atyo.

    Abayizi nga bakulemberwa omusomesa waabwe Remegio Walusimbi baakung’aanye okuva mu matendekero ag’enjawulo n’amasomero ga ssiniya baasisinkanya mu kaweefube w’okutwala ekibiina kyabwe mu maaso. bukedde

    in reply to: These Africans Agree With Buganda on Freedom #27957
    MulongoMulongo
    Participant

    …All these things will be resolved within a framework that recognizes the cultural differences on the continent…

    Nicole C. Lee
    Executive Director TransAfrican Forum

    in reply to: Abaganda nuddibye obulombolombo obutabagasa #27956
    MulongoMulongo
    Participant

    [attachment=2562]Nkalubo Bagunywa.jpg[/attachment]
    Bannange tutandike okukungaanya abantu abali mu Lukiiko lwa Ssaabasajja betulaba abatagasa Buganda, tusabe Ssaabasajja asiime abagobe.

    Mukyaala Nkalubo ensonga lwaaki tagasa, tannategeera nti Buganda eri mu kizikiza kya buwambe. Takimanyi nti mu kizikiza omuntu yetaaga ebintu bye nebitakyusibwa kyusibwa nebisigala nga bwabimanyi basobola okumanya buli kimu wekiri nokubyekwaatako nga asenvula okutuuka mu kitangaala. Nkalubo agende yatyoobodde Nnamulondo n’Obuganda bwonna okugamba nti mulimu obulomboilombo obutagasa nga talina nakyanonyerezzaako! Waliwo nomutawaana nti singa asigala mu kifo ekyo ajja kuwabya abavubuka, omukwaano gwe eri Obuganda gutankanyizibwa.

    in reply to: Ennyanja ya Kabaka bagigabanye #27936
    MulongoMulongo
    Participant

    Okwo kwebyita okudduka nga totuuka. Mengo alina kyeyakola mu nsobi. Ekyo ekibuuzo omuntu abeera alina okukyebuuza bwalaba nga buli kyakola kimugendera bubi, oba nga ebizibu bimujjira biweekaganye.

    Ekikulu Abaganda balina okumanya nti Museveni mutabani wa Obote yennyini. Yalimba abantu mbu agenda kubaleka babeere nobwakabaka bwaabwe, naye nga Kabaka yekka gwebakkiriza okuyitibwa erinnya eryo. Ye ate nga bwebaleka obwa Kabaka bwa Buganda okuddaow banabba ani? Abo mubeera mulina kubejjako bwejja, naye nti bbo bajja kuleka obubbi nobutemu, “nebwebalilokokera” emyaaka obukadde.

    in reply to: UGANDA MONITOR’S YOGA ADHOLA IS BRAIN DEAD #27935
    MulongoMulongo
    Participant

    Media bias is the bias of journalists and news producers within the mass media in the selection of events and stories that are reported and how they are covered. The term “media bias” implies a pervasive or widespread bias contravening the standards of journalism, rather than the perspective of an individual journalist or article. The direction and degree of media bias in various countries is widely disputed.

    Practical limitations to media neutrality include the inability of journalists to report all available stories and facts, and the requirement that selected facts be linked into a coherent narrative. Because it is impossible to report everything, selectivity is inevitable. Government influence, including overt and covert censorship, biases the media in some countries, for example Uganda. Market forces that result in a biased presentation include the ownership of the news source, concentration of media ownership, the selection of staff, the preferences of an intended audience, and pressure from advertisers.

    There are a number of national and international watchdog groups that report on bias in the media.
    Uganda Monitor is a Northerner and Indian newspaper, with very strong anti-Buganda sentiments. So there is no surprise there. Just ignore their psychotic publications, soon enough it will be another Uganda Argus.

    in reply to: Abamerica Kati Bebakola Ogwa Police Mu Buganda #27934
    MulongoMulongo
    Participant

    Mpozzi obuzibu obuliwo nti abantu abamu batugamba nti ebyo ebya batujju biwaani. Mbu babiteekawo kuleeta nkola mpya yakufugirako mawanga gonna agensi. Naye ate oli bwajja natandika nokugenda mu mayumba okutaasa abaami abalwaana ne bakazi baabwe, otandika okwebuuza oba abogera ddala kyebaliko kyeekyo. Katonda saasira ensi yo.

    Amerika ewadde Poliisi ebyuma eby’omulembe
    Jun 08, 2012
    [attachment=2557]abamerica abalwanyisa obutujju nebyuuma byaabwe.jpg[/attachment]
    Ochola ng’akwasibwa Omerika Brian Tanner ebyuma ebyaweereddwa Poliisi. Ekif: Steven Musoke

    Kampala
    Bya Margaret Ziribaggwa

    AMERIKA ewadde poliisi ebyuma eby’omulembe ebyeyambisibwa mu kulwanyisa obutujju ng’ekiseera we bituukidde ng’omuyigo gw’okunoonya abatujju, abagambibwa nti baayingira mu ggwanga,gugenda mu maaso.

    Ebintu ebiweereddwa poliisi mulimu ebyeyambisibwa mu kuziyisa omukka ogw’obutwa okuyingira mu maaso g’omusirikale ng’ali ku mulimu, obugoye obwambalwa okutangira amasasi n’ebyuma ebirala. Ebikozesebwa bino bijja kusinga kuyamba basirikale abeenyigira mu mulimu gw’okutegulula bbomu.

    Omumyuka w’omuduumizi wa poliisi, Okoth Ochola ye yakwasiddwa ebyuma bino nga eyakiikiridde ekitebe kya Amerika ekirwanyisa ebikolwa eby’ekitujju Brian Tanner ye yabiwaddeyo.

    Ochola yategeezezza ng’omuyiggo gw’okunoonya abatujju bwe gugenda mu maaso nga tebalina kubuusabuusa bajja kubakwata era n’asaba abantu okuyamba ku poliisi okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe.

    Yagambye nti enkolagana ya Amerika ne poliisi ya Uganda eruddewo nga baasindika n’omukugu Dr. Nick Warring nga y’ayamba okulaba nga aba poliisi abatendekebwa e Masindi bali ku mutindo ogw’ensi yonna.

    Akulira ekitongole ekirwanyisa ebikolwa by’ekizigu mu poliisi, John Ndunugtse yagambye nti ekitongole kye kijja kweyambisa bulungi ebyuma ebikiweereddwa n’agamba nti basula tebeebase nga batema empenda okulaba nga bakwata abatujju bano.

    Ndungutse yagambye nti abantu bateekeddwa okumanya nti abatujju tebaliiko muntu yenna gwe basosola wabula bantu bakyamu abeetaaga okwerinda.

    Jun 08, 2012 |

    in reply to: Waliwo Entiisa – Balaba Taliiwo Nebatubunzabunza #27922
    MulongoMulongo
    Participant

    Gaagano agafudde e Mengo nga 24 May 2012. Ababaddeyo mwebale kutukikiirira.

    http://www.youtube.com/watch?v=26yy7uM_gU0

Viewing 15 posts - 16 through 30 (of 937 total)