Forum Replies Created
-
AuthorPosts
-
Ndibassa
Participantkinokyekibadde kigaanye
Ndibassa
ParticipantBeti Kamya mutuufu ku ky’Abaganda okwegatta
Beti Kamya mutuufu ku ky’Abaganda okwegatta
Abavubuka nga beekalasaasa nga basaba federo.
KYE kiseera okussa mu nkola amagezi Omubaka Beti Namisango Kamya, ge yatuwadde ag’okwegatta tuwagire omuntu anaatuyamba. Tusaana okukola endagaano okutuwa Federo, mailo 9000, ettaka ly’Amasaza n’Amagombolola bye tukyabanja.
Abaganda njagala mwenna mukimanye nti tulina okuva mu mbeera eno gye tulimu ey’obwavu n’okubonaabona era ffe ffekka ffe tujja okweggya mu mbeera eno.
Ffe Abaganda tulina omutima omulungi ogusembeza abantu ab’amawanga amalala. Kino twakikola ku Obote naye oluvannyuma n’atwefuulira.
Kiki ekireetedde Abaganda okubeera mu mbeera eno? Kino kyava ku kubeera nti ffe tusembeza buli muntu ate omutawaana we guva y’engeri gye tulowooza nti omuntu atali Muganda gwe tusembezza ajja kweyisa bulungi nga ffe Abaganda bwe tweyisa. Ekyewuunyisa nti bwe wayitawo ekiseera omuntu gwe tusembezza afuuka kirala.
Twasembeza Pulezidenti Yoweri Museveni ne tulwana nga tukoze eggye limu. Twatuuka ku buwanguzi mu January 1986 ate (Obwakabaka ne tubuzzaawo mu 1993). Ssaabasajja Kabaka Ronald Mutebi II waali naye ebintu bingi bikyabanjibwa.
Omulamuzi Justice Benjamin Odoki yakola lipooti ng’agamba nti Abaganda 99% beetaaga Federo. Era yagamba nti ebweru wa Buganda abantu 67% beetaaga “Federo” Mu kukuba akalulu mu CA ebintu byonna baabidibaga era n’omuntu eyali alowoozebwa okuyamba Buganda naye Buganda yagyabulira ku ssaawa envannyuma.
Mu kukyusa Ssemateeka mu 2005 Katikkiro Mulwanyammuli Semwogerere, okusaba kwa Buganda kwe yawaayo, baakusuula mu kasasiro ne bateekamu byabwe ebya “Regional Tier” etatuwa buyinza. Ffe Abaganda “Regional Tier” etusiba busibi ku muguwa ng’embuzi era twagigaana n’okutuusa kati.
Mu kuteeseganya ne Pulezidenti Yoweri Museveni tewaaliwo ndagaano nkuukutivu eyatekebwako emikono abantu b’enjuyi zombi olw’Abaganda n’olwa Pulezidenti Museveni. Ebintu byali bya kwogera bwogezi.
Ekibi Abataka Abaganda abagenzi Paulo Kavuma, Omulangira Badru Kakungulu ne Bishop Yokana Mukasa eyali ow’e Mityana abateesanga ne Mr. Museveni ng’affe aba Polof. Y.K. Lule tuli e Nairobi, abantu abo tebakyaliwo. Mr. Museveni bwe yajja e Nairobi ne basajja be mu 1981, enteeseganya zaali za kwogera bwogezi na kusuubiza.
Nnyinza okugamba nti oba olyawo twali tetunnalabuka naye kati tulabuse era kati si kyangu okutubuzaabuza. Sekawuka kaali kakulumye – era omala kugwa n’olaba ekikusudde. Ebyobufuzi bikyuka buli kiseera, embeera z’abantu zikyuka, n’embeera z’ensi nazo bwe zityo zikyuka.
Abaganda tuteekwa kati okulwana bwezizingirire, okulaba nti ebintu bwe bikyuka mu 2011, Buganda esigalawo nga y’amaanyi mu byenfuna, mu byobufuzi.
Abaganda muteekwa okuvaayo mubeere bamalirivu. Muteekwa okubeera nga Abacholi.
Abakikuyu baasalawo nti bateekwa okubeera mu buyinza era kati be bafuga Kenya okuviira ddala mu 2002 n’okutuusa kati.
Ekiteeso ky’Omubaka Beti Kamya eky’Abaganda okukola endagaano mu buwandiike n’omuntu anajja gye tuli tumuwe akalulu afuge Uganda, kikulu nnyo. Omuntu oyo ateekwa okweyama mu ndagaano eyo nti enkola eya Federo ateekwa okugituwa era kiteekebwe mu Constityusoni ya Uganda amangu nga yakatuula ku ntebe y’obwapulezidenti bwa Uganda.
Endagaano eyaffe egenda kukolebwa wakati waffe Abaganda n’omuntu omu atusaba akalulu.
Ku ludda olwaffe Abaganda endagaano egenda kussibwaako omukono Ssentebe w’Olukiiko lw’Abataka Abakulu b’Ebika 52 eby’Abaganda, oba Omumyuka we.
Endagaano eyo egenda okutekebwaako emikono gy’Abajulizi 12, nga 6
Bamemba b’Olukiiko lwa Buganda ate nga 6 bammemba b’Olukiiiko lw’Abataka Abakulu b’ebika bya Buganda.
Endagaano eyo egenda kubeerako emikono gya Banamateeka basatu.
Endagaano eyo egenda kubeerako omukono gwa Bishop Adrian Ddungu owe Masaka eyawummula n’omukono gwa Bishop Balagadde Sekadde ne Sheikh Nuhu Mbogo.
J.M. Kavuma-Kaggwa
Omutaka w’e KyaggweNdibassa
ParticipantHiiiiiiii! wetunatukira ku Uganda ngobusajja obu blinking-a butujeemu naffe eriiso erimu
Ndibassa
ParticipantThere is something I can do
I can get on the telephone and call you up baby, and
Honey I know you’ll be there to relieve me
The love you give to me will free me
If you don’t know the things you’re dealingmpozzi ekintu kimu kyenyinza okukola
nyinza okukubirayo akasimu gwe ekyaana kyange ki
mubisi gwanjuki mannyi ojja kubaawo okundivvula
ekwaano lyompa lijja kunsumulula mubusibe
mazima ddala bwooba totegeera kyonkolanomulala ayongerezeeko
ha- ha- hap -happ- happy -bi- birt -birthday -to -you
Ndibassa
ParticipantNaye oli bwaaba akunyumizaako ku mpiso ebbiri eziri ku stereo ye tekiba kibi kasita takigendako kumala saawa nnamba.Naye bwaaba nga tegeeza nti naye gyagenze alina kyayizeeyo kyasobola okukola nga zeeyo eka nga bamu oli akupangulira emmotoka naddawo nagizaawo era oyo ogamba nti nebwaddayo eka alina kyazaayo kwegamba naaba ngatakomye kuwaana beeru bokka naye nga naye waali alina kayize akasobola okuganyula omuntu oweeka, nokumanya okwekulakulanya okusinziira ku kyoyize ebweeru
Ndibassa
ParticipantKiki kyotegeeza nti otambula weyagala Kalibattanya? waliwo atambula nga yekyaaye , oba obo tambula bikyeebyo ngolumya abalala , kuba nange ebyo mbitambula naddala nga ngiyeemu kali kemmanyi akannyumira obulungi, ngakagamba kimu ngoberera, kati awo wemugambira nti gundi gwe tonkwaana
Ndibassa
ParticipantEnkima akabaata?
Ndibassa
ParticipantOba omwaami asobola okugula katunkuma nakomawo eka nga tewali nva nakubuuza nti ate katunkuma gweyaguze nomugamba nti njakukulaga gyenamutadde
Ndibassa
ParticipantNjagala okubuuza oli agamba nti tasobola kubaawo nga tewali mukazi oba nga tewali musajja, aba amwetaaga kumumalira kizibu? oba aba helpless nga ali yekka sijja kukikyuusa muluganda nti abeera kateyamba kuba awo eryo libeera daala ddala.
Omuntu okwesaamu ekintu ekifanana bwekityo aba yesudde mukabi kuba asanga obuzibu mu bintu bingi nga atya nokugezaako nga lowooza nti ebintu ebyo bikolebwa bakazi bokka katugambe ngokufumba eri abaami oba okwekanikira ebintu eri abakyaala, songa bwokyesaamu nti nsobola nange okukikola oyinza okwesanga nga mukusooka tekivudeemu bulungi naye nga gyokoma okukikola gyogenda okoma okukikola obulungi.Ndibassa
ParticipantNze nyumirwa nnyo enyimba oba okulaba amazina amaganda era awo tonzigyaawo ekitali ekyo nyinza okusalawo okusiiga ebifananyi just for fun , oba okusoma ebitabo ebitali bimu
Ndibassa
ParticipantEno ye avatar yange etegeeza nti ndi mazzi mawanvu nsobola nokubuusa ekimuli nge kinyonyi ekimuli kyange bakiyita bird of paradise
Ndibassa
ParticipantAlina obusobozi mweekyo kyayagala okukola siraba nsonga lwaaki aba aganibwa okukikola besides asaamu ne soft touch ye ki kyaala
Ndibassa
ParticipantOkwefunuggula
Ndibassa
ParticipantBanange nze njagala bisambi kati bwaaba ne nyinimu naye bwaaba byayagala sikwekubirwaniramu oba nogireeta nogijjula nomutegeeza nga bwetakulirako bisambi nti eriko magulu gokka , kuba nzijukira mukwaano gwange yagenda nafumba ekyenyanja nga buli omu ayagala kitwe naye kwoolo yakireeta eriiso erimu teririimu bwetwamubuuza natutegeeza nge kyenyanja bwekyabadde ekyettulu, nolweekyo ensonga yange nange tejja kubaako gweyekanza.
Ndibassa
ParticipantBanange Musajjalumbwa omusajja asoose alina olulimi lumulinga ekibatu kiba kuba kikoola kyandibadde kya timpa
-
AuthorPosts