EKISAAWE KYE NAKIVUBO BAKITUNDA!!!!!!!!

Home Forums Culture, Edutainment and Pure Fun Ebyemizannyo / Sports EKISAAWE KYE NAKIVUBO BAKITUNDA!!!!!!!!

Viewing 7 posts - 31 through 37 (of 37 total)
  • Author
    Posts
  • #22376
    Justus ZaguduJustus Zagudu
    Participant

    Bakabulindi ne Kakande bakola bulungi okuva mu mess eno. Beyongereokulaba nga bayamba okutwaalamu maso ebiyamba buganda. Babaleke abanankoleababbi bakole ebibi byabwe nga tebalina buwagizi.

    #22443
    NdibassaNdibassa
    Participant

    Profiling Uganda’s serial arsonist on the rampage

    Nicholas Sengoba

    We have had another hugely destructive fire, grabbing the headlines and yet no concrete clue as to who or how it all started or what the motive of the arsonist – if at all – was. What the fire last week at the Nakivubo Park Yard Market has predictably enlisted from the public are the usual angry fingers and conspiracy theories pointed inconclusively in all directions in an attempt to name the arsonist.

    Then of course, the dominant basic hapless arguments, especially the one about the police fire department being inept and irresponsible, under-funded and ill-equipped as it is.

    In line with what has become the norm, time and rain will wash the ashes away. Life will go on normally until the next inevitable fire. Then we will point fingers and hear the same tired fire fighting argument like we heard about a year ago after the tragic fire at Budo Junior School in April 2008. Then the daily cycle of life and on to the next fire, the absent fire brigade…

    Looking at all the big fires we have had in the last couple of years, if one believes (like I do) that most of these fires are the deliberate, premeditated, carefully planned acts of an arsonist and that arsonist’s agents, it is possible to come up with a helpful profile that may finger the arsonist out of the pack – even if we may not stop the arsonist’s activities.

    Uganda’s arsonist on the rampage knows the effect of fires on the media and the public mind and how it deflects attention from anything good or bad that may be going on in the country. For instance, the arsonist as an enemy of this country, may not have wanted us to look critically and scrutinize the vetting process of the recently appointed cabinet – the one that is intended to lead the charge to economic take-off and unleash prosperity.

    The arsonist achieved this very well. Most headlines and airspace last week was dominated by the story of the fire while the cabinet quietly took shape.

    Thus the next fire will conveniently come in to displace a contentious issue in the public domain. Secondly, the arsonist is a sly operator with an ear to the ground and always strikes where there is serious discord.

    The arsonist leaves one of the contending parties (it could be a prominent partner in a marriage on the rocks, a fight for land, or influence) with an “obvious” clue as to who is the cause of the (gun) fire. We may be sure that the next notable fire will affect an area or people who have a serious disagreement.

    This arsonist uses a destructive and sadistic mentality to their great advantage. The arsonist lives off the misery born out of loss and waste so much so that in it’s absence, the arsonist may desperately cause misery by fire to offer themselves the opportunity in the limelight when they turn up to the rescue of the “unfortunate” victims of fires.

    Because of over utilizing this strategy, we may point out the arsonist by studying persons whose lives and times leave in their wake a mixed trait of violence and destruction on the one hand and generosity and magnanimity on the other.

    (They do it the same way an army may procure support by masquerading as rebels at night and then turning up in the morning to ‘save’ and commiserate with the victims.) The arsonist knows the power of prosperity and success and will do anything to limit it so as to maintain a power relation where there is a great giver with plenty and desperate beggars who will fall over themselves in order to qualify among the recipients.

    They understand the subduing effect of material and spiritual poverty and how easy it is to manipulate poor people. Thus the arsonist’s fires destroy sources of livelihoods, especially of the poor and vulnerable or are intended to crush the resilient spirit of what are perceived as proud and independent people in order to make them susceptible to control.

    The arsonist is a very shrewd and strategic character whose diversionary tactics make it difficult for those who intend to scrutinize the arsonist’s activities. The arsonist will knock observers off the trail by supplementing the routine of huge fires with other “minor, unrelated fires” which puzzles those who may have established or are studying the trend that fires are taking.

    That is why it won’t be surprising if a fire at a hospital, hotel or a police post or an office in a ministry follows the Park Yard Market fire to make the market fire appear “normal.”

    The arsonist could be a man or woman. When we discard the naive approach of thinking about the fires as accidents and venting our anger on the fire brigade we shall have taken the first step to putting a name and face to this arsonist and be prepared for the next strike of fire.

    nicholassengoba@yahoo.com

    #22702
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    MUYINZA NOKUGENDA NEMUSENDA AMALAALO GO OBOTE NOSAAWO BUS ZO,

    Felix Okot Ogongo tukolere ekisa onoonye ekifo mu North wonosenda kubimu ku bifo byammwe kubanga olwo olumanyiiro lwemwajja nalwo nga muva ewammwe tulukooye, byonosaawo bi bus byo ebintu bwebikyuuka sirowooza nti eriyo ajja okubinnya songa abe Ggulu byandibagasizza naddala mukiseera kino nga osomba abantu bo ngobajja mu camp obazaayo eka

    Tukooye okutuyitirirako nga mutuletako akanyoomonyoomo
    obwo busente bwojja mu bi bus byo tebulina kyebuyamba Baganda ngaate oli waabwe, ngenda okulakulanye akokolo gyooba otwaala ebikankada byo kuba kati onoonya awalala mu Buganda awo kwonoona lwaaki temugenda ne musenda mu West mbadde yiiyo mwagyewerera nti bagenda ne mimwa gyammwe, mutandike kati siraba lwaaki mutusumbuwa kimanye nti tetubasonyiwanga kyemwatutta ne Kabaka waffe.

    Nakivubo eyise aba bbaasi ebaddize sente

    Written by LAURIAN LUBULWA, ISAAC BALIGEMA NE INNOCENT TEGUSULWA
    Monday, 23 March 2009 20:44

    AB’E Nakivubo basazeewo kuddiza kabiina ka Allied Bus Owners’ Association ssente za-abwe obukadde 72 basazeemu endagaano gye baakola nabo.

    Wabula aba bbaasi bakubye enkanda wansi ne bagamba nti si beetegefu kutwala ssente ne basoomooza Nakivubo ne minisita Charles Bakkabulindi babafunire ekifo ekirala we banaakolera.

    Ensonda mu kakiiko akaddukanya Nakivubo zigamba nti baasazeewo aba bbaasi baddizibwe ssente zaabwe okwewala enkaayana ng’ezaabaluseewo era nga kati balinze minisita Bakkabulindi abawagire.

    Ssentebe wa Nakivubo, God-frey Kisekka bwe yatuukiridd-wa yakkirizza nti, “Tulinze mi-nisita Bakkabulindi asalewo.”
    Minisita w’emizannyo, Charles Bakkabulindi ye bwe yatuukiriddwa yagambye nti, “Ntaddewo akakiiko ak’ekyama era katandise okunoonyereza.”

    Wabula aba bbaasi eby’okuddizibwa ssente si bye baliko, “Sse-nte si kye kikulu. Endagaano gye twakola yakufunira bbaasi zaffe kifo era kye kyokka kye twetaaga. Bwe baba balemeddwa okutuddiza ekifo kye baali batupangisizza ku kisaawe ky’e batufunire awal-ala ku ssente ze zimu,” omu ku bakungu mu kabiina kano, Fel-ix Okot Ogong bwe yagambye.

    #22714
    BusagwaBusagwa
    Participant

    Bannaffe ensi egwiridde ddala eddalu???!!!Bano ani yabasomesa?
    tebalaba nga Kampala akavuyo kayitiridde?omuntu talina nawayisa
    kigere?? Lwaaki Paaka ya Baasi ennene zityo tebagiteeka wabweru
    wa kibuga mbadde zirina yingini??era abo abazetaaga wakiri baso
    bola okulinya bodaboda nebazisanga mu paaka yaazo. ye Lwaaki abantu bewaffe tebaloowoleza mukugaziwa??Obufuunda bwebagaala?

    #22720
    KulabakoKulabako
    Participant

    Omanyi oluusi omuntu gyaava kizibu okumumalamu engeri ze olwokuba bamanyiira okwetolooza ensisira kati bazze mu Buganda nebasanga ekibuga ekiteredde ekirimu emiti nabimuli bo kwekujja bakole ki slum ,
    Kampala is one big slum ne kya Village abaana abato abaddayo okuwummula ekye bayitanga Kampala kyayitawo dda kuba bweeba nti sewage eyazimbwa mu gye 60 tekyusibwanga neyabika mukibuga wakati nekulukusa byotoyagala kulowoozaako njawulo ki ne slum eziri eka ate tebereza ffe Abaganda ekibuga tetwakisulangamu nga tukiyonja netukifuluma netuddayo wabweeru waakyo netwezimba nga buli maka galiko olujja nolusuku.

    Naye kati buli kafankunaaye yenna ali wali buli wa muze gwe gwonna wali waleeta Kampala yetaaga kusaako kikomera okubeko ekipande nti danger don’t enter era tulina omulimu gwamaanyi
    Kati nga buli omu bwazudde ebyo bugagga ndowooza tetulina kubabbirako nti eyo yeeri ssente gyebaba beyiwa North ne Bunyoro nga naffe bwetwekutulako nga naffe bwetweddabiriza .

    #23680
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Diiru y’okutunda Nakivubo ‘eyiise’
    Bukedde Friday, 29 May 2009
    ABADDUKANYA ekisaawe ky’e Nakivubo beeyamye obutapangisa muntu yenna ku ttaka lino, ng’alina ekigendererwa ky’okuzimbako ppaaka ya bbaasi oba ekintu kyonna ekikontana n’amateeka.
    Munnamateeka w’abakungu bano, Ebert Byenkya, yategeezezza omulamuzi Elizabeth Musoke owa Kkooti Enkulu eggulo nti bakama be baatuuse ku kukkaanya kuno, mu ngeri y’okutegeeragana n’abaawaaba omusango guno.

    Gye buvuddeko, omulamuzi Musoke yasaba enjuyi zombi okutegeeraganan’oluvannyuma badde bamubuulire kye bakkaanyizzaako.

    Munnamateeka wa FUFA, Geoffrey Nsamba, ng’ayita mu looya we, Musa Sekaana, ye yatwala okwemulugunya kuno mu kkooti oluvannyuma lw’okukizuula nti abaddukanya ekisaawe baali bawaddeyo ettaka lya Nakivubo eri kkampuni ya Allied Bus okuzimbako ppaaka ya bbaasi.

    Kkooti yayimiriza kkampuni okukola ekintu kyonna okutuusa ng’omusango gukomekkerezeddwa.
    Omulamuzi yalagidde aba Nakivubo okusasula Nsamba ssente z’asaasaanyizza mu musango ne Sekaana okuwaayo okusaba kwe, n’oluvannyuma bakomewo mu maaso ge ku nga June 5, basse omukono ku ntegeeragana eno, omusango guggyibwe mu kkooti.

    Akakiiko akaddukanya ekisaawe kino kakulirwa Godfrey Kisekka era nga ye ssentebe wa KCC FC.

    #23692
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    EKYO KYENNYINI KYETWETAAGA SO SI KULOWOOZA NTI BULI ANABULWANGA SENTE NGA KKIRIRA E BUGANDA NGA TANDIKA OKUTUNDA EBINTU BYAFFE BAJJAJJA FFE BYEBAJJA MU NTUUYO NE MUMUSAAYI BULI OMU ALINAKO GYAAVA SIRABA NSONGA LWAAKI BUGANDA BULI OMU AVEERI AGIFUULA EYOKOLERAMU EBYA MBYOONE BALYOOKE BASIBE OBUGUGU BWAABWE BADDEYO NGE WAABWE TERI AYONOONYEEYO

Viewing 7 posts - 31 through 37 (of 37 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.