JAGANYAAMU N’OBUYIMBA BWA SEKUKKULU

Home Forums Ababaka Discussions for Unity and Peace Ebyeddiini / Religion JAGANYAAMU N’OBUYIMBA BWA SEKUKKULU

 • This topic has 5 voices and 7 replies.
Viewing 8 posts - 1 through 8 (of 8 total)
 • Author
  Posts
 • #18525
  OmumbejjaOmumbejja
  Participant


  White Snow By BOYS 11 MEN Bano nabo bayimba bulungi ddala

  http://www.youtube.com/watch?v=XJn2DSBAg7M&feature=related

  Idon’t want to spend this christimas without you by nsync eno group yankubira akayimba kano tukkiriziganye kagendera bulungi ku ssekukkulu nobubaka buwomerayo

  http://www.youtube.com/watch?v=VyeB6USbGD8&feature=related

  Ono yoomu kubenjagala

  Oh Come all ye Faithful by Luther Van dross

  http://www.youtube.com/watch?v=rHp37QtICC0&feature=related

  Enyimba zabaddugava nyingi tezifuna mukisa kufuluma nsi yonna naye nga bayimba bulungi ddala ekiretawo okutya nti bayinza okumalako abeeru akatale bwomala okubawuliriza kizibu okuddayo awalala kuba nyonza zennyini.

  #20582
  MubiruMubiru
  Participant

  Mumbejja webale obuyimba obwo. Kino kyekiseera okya buli omu okuwa munne, n’okusonyiwagana.

  Naye nze ssagala kunninza Christmas okumpa oba okunsonyiwa. Njagalirawo kati.

  #20599
  TontoTonto
  Participant

  Omumbejja webale obuyimba bwaffe obwo. Twongereyo nobulala. Anti Christmas yiino eyengedde. Kati tuli mu mood.

  #20624
  KulabakoKulabako
  Participant

  Nze banange ndiko abayimbi naddala abaddugavu benjagala bangi naye ono yoomu kubakyaala abanyimbira obulungi erinnya lye

  TAMIA The Christmas song

  http://www.youtube.com/watch?v=6GiSJSO4p_w&feature=related

  Mubayimba silent night bano bebansingira

  Temptations

  http://www.youtube.com/watch?v=JWrMTz0xFpI

  olwo lwe luli original song lwakuba abaluyimba mu ku tube si beba Temptation

  Mubanyimbira silver bell

  Jim Reeves

  #20652
  OmumbejjaOmumbejja
  Participant

  Nga tuyingira mu mood za Christmas ndeseeyo bano omu bamuyita TONI BRAXTON ne SHAGGY

  CHRISTMAS IN Jamaica

  http://www.youtube.com/watch?v=pk3quHIig8c&feature=related

  THE FIRST NOEL BY BRIAN McNIGHT

  ono naye muyimbi mulungi

  http://www.youtube.com/watch?v=yGhNVMvAq78&feature=related

  ONO YE BABY FACE OMU KUBAYIMBI ABALUNGI
  Ngayimba Rudolf the red nose deer

  #20933
  KalibattanyaKalibattanya
  Participant

  Mariah Carey yayimba bulungi akayimba ka Holy Night kano. Naye ekyakanjagaza ennyo nawulira omwana omulezi owe myaaka 9 nga akayimba mu lulimi lwe nga alinga malayika yennyini. Merry Christmas.

  #20936
  OmumbejjaOmumbejja
  Participant

  Nze bano banyimbira bulungi nyo era kano ke kamu kubuyimba bwaabwe

  PROFYLE

  #21028
  OmumbejjaOmumbejja
  Participant

  if you want a little bit of this and that you got your self a whole lot of it here just enjoy;)

Viewing 8 posts - 1 through 8 (of 8 total)
 • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.