Olugero Lwendiga Enganda

 • This topic has 1 voice and 0 replies.
Viewing 1 post (of 1 total)
 • Author
  Posts
 • #16733
  MulongoMulongo
  Participant

  Ekitabo ekitukuvu kigamba nti Yesu ye Musumba Omulungi we Ndiga ze. Yye yazikuma kuma, nazissa mu kikomera nazirabirira bulungi. Azitwaala ku mabbali aga mazzi amateefu, nazigalamiza mu ddundiro eryo muddo omuto. Wabula tebereza engeri obulamu bwe nsiga zino bwezikyuukamu nga omulabe azze ayingidde mu kigo kyaazo, biki byakola ku ndiga zino, era wwa gyeziddukira nga zigenda okubula. Erabika eno ye story ya Buganda, ginyumye nga bwogirabamu ggwe.

Viewing 1 post (of 1 total)
 • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.