luutu26

Forum Replies Created

Viewing 8 posts - 1 through 8 (of 8 total)
  • Author
    Posts
  • in reply to: NRM OPENS SITE THRO’ BOGERE AND BBAALE IN MUNICH #24602
    Luutu26luutu26
    Participant

    Bbaale okubba omulundi nze sikimanyi naye website ya mwami Bbaale silowooza nti erimu NRM oba Museven kuba ekintu kye tewali wekikwataganila NRM era bwewetegereza website nze ndaba ekizimbe buli muntu asobola okozesa buli kyoyagala okusobolA OKUTUNDA EKINTU KYE.

    in reply to: Boycott Egenda Etya? #24601
    Luutu26luutu26
    Participant

    Banaye boycott etambula bulungi era kino singa bulijjo Mengo bwekola nevayo ku bintu nga bino singa ne federo twamufuna da. Kati singa tufunayo ka boycott nga situdamu kunywa mata gava mu west.

    in reply to: Ndi muzukulu wa nkuyege tetyasabo #24274
    Luutu26luutu26
    Participant

    Naye maama kacaayi kawedemu egulo naye mukade wange leero nga bwotayina coffee/Tea ndowooza nkolerayo kubuggi nga kuliko kasoli omufumbe.

    in reply to: The Phenomenon Of Ugandan Online Chatrooms #24273
    Luutu26luutu26
    Participant

    Chartroom ezo zo muzive nakko kyensinga okwewunya lwelugambo oluli mu chartrooms kuba abantu abasinga bali munsi zanjawulo naye bwoyingila mu chartroom yo muntu wegendereza kuma nyo ebyama byamwe naye ekitali ekyo ojakufuka emboozi munsi yoona. Mwekume nyo nga muli mu chartrooms.

    in reply to: EKIGWO EKIGANDA #24206
    Luutu26luutu26
    Participant

    Ekinewunnyisa ki kigwo kino temuba busungu nyo kuba oli bwomukuba ekigwo enkona nenywera tasobola kuvawo nabusungu kudiza musambagale.

    in reply to: Ndi muzukulu wa nkuyege tetyasabo #24205
    Luutu26luutu26
    Participant

    Banaffe neyanziza nyo okunyaniliza wano mumukwano era wenjogerera ka caayi nkamaze kati nda kalwagulo.

    in reply to: Leero Kayanda Kaamanyire Obuganda!!! #24169
    Luutu26luutu26
    Participant

    Nze ndowooza kayanda okumanyila obuganda kiviridde dala ku Baganda ku enkwe nyingi singa twali tetwagala kumanyilwa kayanda a baganda bona abali mu gavumenti ye balibadde bagivamu. Twalibadde tubera ku luda lwa Ssabasajja kuba anyigilizidwa ekimala.Ayi sabasajja Kabaka wa Buganda Awangaleeee.

    in reply to: Kabaka abadde mu kafubo ne Bukenya #24168
    Luutu26luutu26
    Participant

    Akafubo kano nze sikasubilamu kilungi kyona kuba Bukenya yomu kubasanyawo buganda ne mukama wabwe kati bali ku kampala mutwala.

Viewing 8 posts - 1 through 8 (of 8 total)