Ebibuga ebirala byo nga temugendayo kutta baayo Buganda yokka yeyetaaga enkulakulana
Kati nga abantu babammye emirimu olwokuba si baNyamulenge ate era mu balumbye mubasenda nga musiiba mwookya bussiness zaabwe ekyo kyemukola bakuyita kulunga Busungu
Ate Nebefuula abafaayo nga bamaze okutta abantu.
Olwaleero lwemunasooka okubalabirira nga be mwakubira ebyaasi e Kasubi mwabaleka nebafa
yonna obusajja bwa m7 gyebugenze bukuba abantu tebangayo wadde avunanibwa era tebageza kulimba muntu yenna