[attachment=2532]skulls_2012-01-14.jpg[/attachment]
Now thats the spirt .M7 abaana babanno wabasikambula ku banyaabwe notta bazadde baabwe nekitakumalira nobakasuka nga bamaze okuwangula olutalo ate era gwe yoomu gwogenda obasiba nebakayikula bo buli lwofuna akadde wano janet yawozanga kimu nti mu ba crashinge naawe bwebali crashinga ababo olimanya obulumi
Teri munsi webasiba bantu bekalakaasa mayisa nga wano gavumenti efumbekeddemu bakkondo nababbi naye buli kiseera babawa chepe nebalyooka bajja nabuli kibinja kya batemu zi squad ezikola buli kya butujju
basooka bijambiya nebadda kubundooya , bundooya nebadda kubukumbi bwebakubanga abantu mulutalo ku mitwe (obufundi ) nobuwangwa bwonna nga buliko ebituli bino nebaziika abantu bebazikulayo okukungaanya obuwanga bwaabwe ku butandaalo , ne baleeta squad ya bamuwa butwa , eyabasiiga aids , eyakibooko squad , eya accident, eyo butayimbwa ,eyokusadaaka , eyokuwamba nokubuzaawo abantu neyokutulugunya mu safe houses
obutemu buno nebwebuliva kunsi teri sitaani agenda bwesembereza kuba agenda kubusinza obutukirivu , okuleeta geyeena mu nsi yabanammwe.