Leero tulina ekigambo kimu BUGANDA, buli ajja ku mulamwa guno, na buli lwajja, addemu asome ekigambo kino awandiike ekigambo ekisoose okumujjira ku ssaawa eyo mu mutwe. Wegendereze, kuluno tosinziira ku akuli mu maaso kyawandiise, osinziira ku kino ekigambo kimu ekiri wo BUGANDA. Kyetulubirira kwekulaba bigambo ki byetulina ku myooyo ebyoluganda ne kigambo kino.