Abasiraamu Bakimanyi Nti Buganda Eri Mu Bulabe?

Home Forums Ababaka Discussions for Unity and Peace Ebyeddiini / Religion Abasiraamu Bakimanyi Nti Buganda Eri Mu Bulabe?

  • This topic has 1 voice and 0 replies.
Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #18177
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

      Ono tafuddeyo oba omuntu wa nsi yaawa, kasita abeera omusiraamu!!! Omuganda atali musiraamu teyetaaga! Ayagala nokuzaala nga aqzaalira nsi ki Busiraamu ensi eri ludda wa?
      http://www.youtube.com/watch?v=pq8zADmdU4I&feature=BFa&list=UUbL0amMi8Ggvtzrmq5W_xTQ

      Sheik Muzaata musajja mukulu naye agamba yasabye edduwa okwawula abafumbo Abaganda lwakuba omu ssi musiraamu!! Mukulembeze ki mu kiseera kino atamanyi bizibu Buganda byerimu? Abantu bano bategeera bulungi? E Saudi Arabia balowooza basobola okubeerayo? Baali nga bakoowa abagwiira?

    Viewing 1 post (of 1 total)
    • You must be logged in to reply to this topic.

    Comments are closed.