Home › Forums › Ababaka Discussions for Unity and Peace › Emirimu n Ebyenfuna / Employment and Busy-ness › BODABODA : A NECESSARY EVIL?
- This topic has 4 voices and 3 replies.
-
AuthorPosts
-
January 23, 2009 at 9:37 am #16936
These bodaboda really, makes the city look very third world, disorderly, congested and shabby. But they do help transport people around cheaply, saving the worker precious time. On the other hand, the riders seem to be rather on the wild side, and this their occupation tend to attract crime and violence. Do you think there is a place for bodabodas in the development plan of a serious nation?
January 23, 2009 at 10:39 am #21888Bwenalabanga obugaali mu China, nga ndowoza nti yii nga bya third world nyo. Naye bwotandika okulowoza ku environment, ate engeri gyebali abangi, awo nga olaba obulungi bwobugaali. Naye bodaboda teyamba wade ku butonde, nazo zikozesa mafuta ate ezisinga nkadde nanyo. Zaleta obutemu obuyitiride. Ate kiyinza nokuba nga obutemu bwebwaleta bodaboda. abantu abagala Okutta Abaganda nebazisawo nabavubuka babwe, bekwase batire okwo abantu. Eda mu byaalo ebimu nga emotoka bwezikoma nga abo bugaali bebongerayo abantu. Naye bodaboda ejamawaza nnyo endabika ye kibuga, ziraga nobunafu bwokuyiya nokutegeka.
January 23, 2009 at 8:28 pm #21896Okuyiwa boda -boda mu kibuga tekyaali nti kwaali kuyamba yali emu ku plan ezo kukozesa okwongera omuvuyo era kyoova olaba buli ayagala okukola akavuyo bo bakozesa bongere eryaanyi kweekyo kyayagala abantu balabe kuba baali tebalina bwe bagaana Baganda kusigala nga bakola nokwetusaako emotoka balina okusaawo ekintu ekinabalemesa era kyoova olaba nti baganye okukola enguudo kati bwoyiwawo bodaboda awo omuntu oba omusse bulungi.
February 2, 2009 at 12:09 pm #22002Nsi ki ebeera ne bu pikipiki nga public transport? Wano obusanga mu bitundu gyebakolera holidays eyo ebbali enyo gyewandiyise mu byaalo, nga abawumuze babupangisa nga bu rentals nebabwevugira.
Ewaffe ani abakebera bano abavuzi okulaba nga basanidde? Bateekwa kubera na bisanyizo ki? Ani akigoberera nti baera ne bikofira ebyabwe nebyabasabaze? Balina insurance singa bafuna obubenje nga balina abasabaze? Tewali nkulakulana yonayade mu mubiri yade mu kutegera, nga entambula ekyaali bweetyo, ate nga tewali nakuswala.
-
AuthorPosts
- You must be logged in to reply to this topic.