Home › Forums › Culture, Edutainment and Pure Fun › Obuzannyo/ Games › Ekigambo Mu Nyukuta 2 Ezisemba – Akazannyo VII
- This topic has 12 voices and 35 replies.
-
AuthorPosts
-
January 12, 2009 at 9:41 pm #21712
Leero Mubiru toggwa luli nga gwe wasookanga okugolola leero nawe ticha akusudde ate nekirala yakikozesezza ffujjo oyinza otya okulaba omuzannyo ogwakatandika noteeba nti nze mmaze mpangudde nze awo nga byonna mbisikuura nga nkugamba nti nze mbivuddemu
ate kirabika ne Mubiru mugule tuyomba lwa nyukuta r ate era nelinnya lyaleese lisembyaayo ri lwaaki Tonto ne Mubiru temutuletera ebigambi mu luganga ebitandika ne nnyukuta enoAkazannyo kakyuuse ekigambo(mumpangudde) olabika gwo gobye ate nga obadde wewakanya wekka era wewangudde.
January 13, 2009 at 4:11 am #21717Mubiru Rakeri kati ssebo awo opanga bibyo come again kino tukigobye
January 13, 2009 at 11:52 am #21720Nsaba Omumbejja atuweeyo ekigambo ekirala, kwetuba twongereza. Ekya ‘r’ kiremye.
January 13, 2009 at 10:15 pm #21741Tonto kikino
Tukuwangudde
January 14, 2009 at 12:42 pm #21746Dedera
January 14, 2009 at 5:29 pm #21751Naye banange Tonto oli muntu muzibu nnyo lwaaki totugamba nti akazannyo oyagala kukazannya gwe wekka mpozzi nemukwano gwo Mubiru tuva kunnyukuta yeemu ate era ogikomezaawo tujja kukujjako ebbaluwa yobusomesa kuba olabika abaana toyagala bayite kugenda mukibiina kirala .
Oba ojjukira abasomesa abalinanga ekizibu eka nebajja ku ssomero nobusungu nebabumalira ku baana , mwe mwebuuza nti yii ekitussa emiggo oba ekibonerezo ekingi kityo kye kyaaki? mpozzi nga ye alina ekiruyi gyekimuva.
Kati kankusabe otuwe list yebigambo ebisokako R ffe tubitekewo bussa ndowooza eyaleese akazannyo yabadde ateekwa okujjamu ennyukuta ezitateekwa kukozesebwa.
Kati nange kankuwe ekigamborekeraawo
ye okudedera kwe kkola ki?
January 14, 2009 at 7:17 pm #21754Bagamba nti adedera ng’akwaana omukadde.
Kati mumbejja tuweeyo ekirala tutandikireko.
January 14, 2009 at 7:58 pm #21755Tonto nkooye okuleeta emmere eyokulya wekka newekkussa kati kuluno gwo obo oleeta , onzijukiza obulenzi obwasanga obuwala nga bwepena nebujja nebuwamba omupiira nebudduka nagwo kati kino kyekisembayo bwokyonoona gwe wekka gwojja okuletanga
Tomalirawo
January 15, 2009 at 5:05 pm #21766wotaabadde
January 15, 2009 at 5:05 pm #21767eddebe
January 15, 2009 at 10:35 pm #21771Bemotyamotya
January 16, 2009 at 1:05 pm #21774Tonto wrote:
Quote:Bagamba nti adedera ng’akwaana omukadde.Kati mumbejja tuweeyo ekirala tutandikireko.
Tonto ani gwavuma?
Tyaaba
January 16, 2009 at 1:24 pm #21778balunginsiiti
January 16, 2009 at 1:28 pm #21780Efulansi wrote:
Quote:Tonto wrote:Quote:Bagamba nti adedera ng’akwaana omukadde.Kati mumbejja tuweeyo ekirala tutandikireko.
Tonto ani gwavuma?
Tyaaba
Nze ssiraba Tonto kyayogedde kivuma.
Enfulansi yongera okututangaaza.
January 16, 2009 at 8:04 pm #21782Nze ndowooza Tonto, agamba Mulongo. Kubanga yamuyita mu Kanyumizo, ne Tonto kyaava amuyita omukade.
Balunginsiiti ebyo ebigambo biri bibiri, ate ensiiti si Luganda. Olwo Luganglish.
Nze ntutteko ekisoose kyokkaBalungi
Girijje
-
AuthorPosts
- You must be logged in to reply to this topic.