EMPAKA z’Amasaza ziying-idde oluzannya lwa ‘Quarter’, zirese amasaza agamu gakaabira mu mukka. Mu kibinja ekisooka Butambala yeyiseemu okuzannya ne Gomba. Mawokota abalina ekikopo, bazannya Kyaggwe. Bulemeezi ne Kyadondo bali mu mbuga nga Kyadondo ya waabira Bulemeezi okuzannyisa, Abed Kigongo eyaliko mu ‘Super’ mu 1999.
Bukedde
Published on: Thursday, 31st July, 2008