Mmaaweeeeeeeee!!

  • This topic has 3 voices and 2 replies.
Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
  • Author
    Posts
  • #18387
    EfulansiEfulansi
    Participant

      aaaaatwagala.jpg

      Abakazi mukomye okwekwanira abasajja
      Thursday, 14 January 2010

      ABAKAZI ennaku zino baweddemu ensonyi nga bakola ebintu bye baali batakola.

      Balekeredde okweyisa ng’abakyala basobole okufuna abaami ababawasa nga bayita mu makubo amatuufu ne batandika kweyisa nga nsolo nga kati be beekwanira abasajja ate ku mpaka.

      Bamalaaya kati bali mu buli kasonda we basobola okwesimba ne basiiya abasajja era bw’obabadala nga bakusikaasikanya.

      Abalala bakafudde katego okuwaayiriza abasajja mbu bagaanye okubasasula oluvannyuma lw’okubakozesa ng’ate emirundi egimu tekiba kituufu.

      Singa abazadde tutuukiriza obuvunaanyizibwa bw’okubuulirira abaana kyandiyambye okukyusa ku nneeyisa y’abawala ensangi zino.

      Bannaddiini wamu n’abakulembeze b’ebitundu nammwe muyambe ku poliisi naye tuswala.

      Priscilla, Najjuka, Kikajjo

      #25886
      BalyokwabweBalyokwabwe
      Participant

        Nze ndowooza banange nti kuno kufutyanka BUGANDA kwenyinni nga
        kukolebwa ABALAALO . This is disinformation of the highest order by evil BALAALO occupation agents trying to depict BAGANDA men as too poor to marry their loved ones and BAGANDA women out and about to fight for their God given rights with vigour.
        It reminds me of the contraversial land bill , Kampala is not in Buganda madness, Baganda are condoms stupidity, Budo school fires mayhem, Closure of CBS nugu, Daudi ocheng saga, covert imposed poverty in BUGANDA agenda, hidden war against coffee , Cotton and Matooke as main source of income in BUGANDA and most importantly it reminds of the total Tutsi military occupation of Nyaffe BUGANDA …
        However , they will fail miserably because BUGANDA the giant is awake and she is here to stay .
        Awangaale Ssabasajja Kabaka Empologoma ya BUGANDA Muwenda Mutebi.

        #25897
        MulongoMulongo
        Participant

          Balyokwabwe oli mutuufu ddala. Bano abantu bajja kumalawo Buganda nga bakozesa Sitani waabwe, era nga kyebagala kwekwonoona buli kalungi nakampisa akagirimu nga basinziira mu buli kasonda kokubeerawo kwaffe konna. Naye kasita twakitegeera, kati ffe tulina okwelwaanako okusigaza empisa zaffe ennungi eze Kiganda ezibakwaasa obujja, empisa zabwe embi zebajja okusiga mu bantu baffe baddeyo nazo ziyuzeyuze bbo.

        Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
        • You must be logged in to reply to this topic.

        Comments are closed.