Waliwo omuntu gwosanga olunaku, eddaakika emu bweeti, nayogera ekintu nokijjukira kumpi obulamu bwo bwonna. Omuvubuka ono namusanga ku katale ke wa Barkley (Bbakuli), nambuzaako lwa bulungi, kwekukyukira munne nayogera ebigambo ebyo, “Byetulaba bingi byetulya bye bitono” Munda yange nagamba “Maama bwonolya buli kyolabye ssi kwekuliraamu nebitalibwa!! Lwaaki emboozi eyo ngijjukira nabuli kati? Simanyi.
Naawe olinayo ku bigambo bwebiti byewaluwira olwo lumu?