Ennamusa Gyosinga Okukozesa

  • This topic has 3 voices and 2 replies.
Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
  • Author
    Posts
  • #18317
    MulongoMulongo
    Participant

      Ennamusa kati nyingi ddala, nga omwo mwotadde nezomunnimi engenyi. Gwe eruwa gyewalondaawo okukozesa okusinga endala zonna?

      #27230

      KALE NGA ENO : ELADE MAMU NYOGE MILEMBE MULIMUTYA EYO ABANTU BAFFE BALAMU,

      #27244
      MachatiMachati
      Participant

        Mukulu Mpiso naawe, ogenda kusanga omuntu mu park ode mu eladde? Awo oyita mu yangu: Nkulengedde maama! Ogamba ki mukulu? Kisinzira ku myaaka gwoyo gwolamusa.

      Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
      • You must be logged in to reply to this topic.

      Comments are closed.