Bannange kino mukiraba mutya? Mulabe olwaleero, Obuganda buli mu buwambe, era buli mu kasitaano ka kwetaasa. Naye ate bannaffe abatukutte mu buddu, nga era ne bannaabwe abaabasooka batukaabirira gyobeera nti ffe tunyigiriza bbo. LWAAKI ABAGANDA BATUSOSOLA? LWAAKI BAGALA KWEKUTULA? Eehe eehe? Nga mmwe mutulinnye ku nfeete? Gwe kino okitegeera otya?