Home › Forums › Culture, Edutainment and Pure Fun › Wenyirize / Beauty › LETS GET PHYISICAL
- This topic has 3 voices and 7 replies.
-
AuthorPosts
-
August 14, 2008 at 8:52 pm #18790
YOGA’S BELLY BUSTER
Sit on the floor with knees to chest, palms flat behind you,elbows slightly bent
.Bend arms and tap elbows to the floor, extending legs
Repeat 12-15 times, work up to 3 sets of 20.
ANOTHER BELLY BUSTERGalamira wansi bugazi emikono gyo giteeke wansi wakabina
situla amagulu gombi okuva kuttaka, naye togawanika nyo waggulu gakumire awo mubbanga ngeddakiika emu ogasse kuttaka
kikole emilundi 20Eno exersice nnungi naddala kulubuto wansi
era bwonofuba ogikola ojja kuwulira nga muscles zawansi awo kulubuto zitandise okkuluma .
Osobola okkola zino exersice buli lunaku oba nobuusaamu olunakuTHIS ONE FIRMS YOU FROM HEAD TO TOE!
Lie supporting your weight on your forearms and elbows ,
lift your body into a push-up position.Keep your body straight with navel pulled toward spine.
Keep pelvis tucked ,don’t arch back.Hold for 30 second, work up to 60 second hold.
June 18, 2009 at 9:54 am #24007These are for serious people
http://www.youtube.com/watch?v=VfQEOwV4DW4&feature=related
when he says scream if you feel the burn you have to its a not a joke but it feels good after you complete the sets , that if you can this is just a spinet of the real thing if it doesn’t show go on you tube and put in billy blank
June 18, 2009 at 6:47 pm #24024Nazigezezaako zino exersice , abakubanga kibooko eka baalinga basaaga akabina ne bisambi tosigaza naye bwozinyikirira nosulamu akagoye akakukwaata obulungi bwekati , you turn heads
Nina video gyeyasooka okufulumya zonna exersice zaakwo zikuleka ekitundu ekyo kyokolako kikkubira nduulu naye bwamala okukola eyo eyamagulu nogalamira wansi nosimba amagulu gombi wamu ku ttaka nositula akabina ngokajja wansi okazza waggulu nebwotokasitula nnyo womalirako set emu gyemilundi kkumi nebiri nga tomanyi oba okalekeyo waggulu oba okasse wansi muscles ziruma ekiwomerera just try it but the results are amazingJune 19, 2009 at 8:21 pm #24038Manyi okugula exercise DVD nkyuseeko naddala nga muddugavu yagirimu naye omwaami ono tazannya ,eyo exercise ya eyakabina namala nnaku bbiri nga muscle zikyannuma era bwenaddayo okugikola nga mbusaamu results oziraba nga every thing is nicely shaped naye nga biva mu bulumi but hey no pain no gain, the whole kick boxing TAEBO is worth it you feel good all over
Neyolubuto eteri crunch nayo mpitirivu, zonna okutwalira awamu nungi nnyo bwooba wewaddeyo okuzikolahttp://www.youtube.com/watch?v=vGBdwYMAVtI
Zinoekiziriko oyinza okuzikola olumu oba okukolayo emu buli lunaku
June 23, 2009 at 6:39 am #24069Onzijukizza bwetwaali tunyumya ku byokudduka nokukola doyiro. Mukwano gwange omu ajja agwa mu mboozi, mmubuuza wamma naawe odduka ku makya? Kko yye, “Mu mmotoka yange.”
Ebyo nga biri awo, obwo bu exercise Mumbejja bwogambye nti buzibu nze wano mbukoze nga muzannyo! Mpozzi nga ebinywa binantabukira dda. Naye nkozeyo 10 nga saawasaawa. Nja kubuddamu nolweggulo tulabe.
June 24, 2009 at 7:22 am #24082Ndeseeyo na kano , and please if you feel the burn scream louder but don’t give up
October 11, 2009 at 9:44 am #25409destress
October 11, 2009 at 9:50 am #25410Mumbejja nze eyo lubuto nageza kweeno and I’m so hooked naye mukusooka bwaaba akugamba nti don’t quit you try to push an extra mile
-
AuthorPosts
- You must be logged in to reply to this topic.